BAZUUKULU BA BUGANDA RADIO INTERNET.COM 88.8/89.2

OMUZIRO:NKIMA

AKABBIRO

KAMUKUUKU

LU.

OMUTAKA

MUGEMA.

OBUTAKA

BBIRA.

ESSAZA

BUSIRO.

OMUBALA:

 Talya nkima

senya enku

twokye ennyama. Mugema bwafa tutekako mulala

OMUZIRO

NKULA.


KABBIRO

Obutiko bwa Nakasogolero.


OMUTAKA

MUWANGI.


OBUTAKA

LWENTUNGA


ESSAZA

BUDDU.


OMUBALA:

WANKULA SSEJJEMBE LIMU TAKYUKA


Obuvuna
nyizibwa ku kivundu ekiri e Muyenga
Kampala, Uganda.
 
Mar 22, 2015
 
Amazzi g’omwala
(omugga) gw’e Nakivubo mu bitundu by’e Bukasa, mu kiseera kino maddugavu bwe zzigizzigi 
 

Bya KIZITO MUSOKE


MINISITA omubeezi avunaanyizibwa ku butonde bw’ensi, Flavia Munaaba Nabugere, agenze buku¬birire e Muyenga awali ekivundu ekisaanikidde ekitundu n’atuula n’abakulembeze b’ekitundu ne bayisa amateeka amakakali aga¬naayamba okunogera ekizibu kino eddagala.

Olukiiko luno olwatudde ku Muyenga Community Hall, ku Lwokuna lwetabiddwaamu n’abakungu okuva mu bitongole nga KCCA, National Water n’ekya NEMA, ekivunaanyizibwa ku kukuuma obutonde bw’ensi.

Olukiiko lwakubiriziddwa, Yasin Omar, ssentebe wa LC 1, owa Muyenga Hill. Minisita yennyamidde olw’ebitongole bya gavu¬menti eby’enjawulo okuba nga biremeddwa okukolera awamu okulwanyisa abantu abazimba mu ntobazzi.

Yanenyezza KCCA okuwa abantu pulaani z’okuzimba mu ntobazzi. Minisitule y’ebyettaka y’efulumya ebyapa ku ttaka ly’entobazzi ate ekitongole kya NEMA kiwa abazimba ebbaluwa ezibakkiriza okuzimba mu nto¬bazzi kuno gattako ekitongole ky’amazzi ekya National Water, ekitafuddeeyo ku kukuuma ettaka eririna okulekebwayo nga tonanatuuka ku mazzi.

Abakulembeze ba LC okuva mu bitundu by’e Bugoloobi ne Bukasa ebisinze okukosebwa baategee¬zezza minisita nti wadde bulijjo embeera ebadde mbi, mu kiseera kino olw’okuba ng’omusana gwase nnyo, beesanze ng’amazzi tegakyasobola kutambuza bikyafu ebitambulira mu mwala ekivundu ne kyeyongera.

Ssentebe Yasin yagambye nti, baasazeewo okutandika kaweefube w’okuggya abantu mu ntobazzi gavumenti enaatandikira awo. Kaweefube waabwe ono baamutuumye ‘Bukasa - Bu¬goloobi Wetland Relocation.’

AMATEEKA GE BAAYISIZZA

1 Bannannyini mayumba agali mu ntobazzi bagenda kutandika okuwa omutemwa buli mwezi era ssente ze banaasonda, gavumenti kw’egenda okwongereza okugulira abatuuze bano ekifo ekirala gye banaasengukira.

2 Abakulembeze bagenda kukola ebikwekweto nju ku nju , nga bafuuza buli mutuuze alage kaabuyonjo ye. Abanaasangibwa nga tebalina, bagenda kuweebwa ebibonerezo omuli n’okugobwa ku kyalo.

3 Abalimira mu lutobazzi, balagiddwa okukuulayo ebirime byabwe mu bwangu.

4 Abazimba amayumba nga tegasussa ffuuti 200 okuva ku nnyanja, bayimirizibwe. Ate abazimba nga tebasussa mmita 100 okuva ku mwala gwa Nakivubo bayimirizibwe.

5 Aba LC tebagenda kuddamu kuteeka mukono ku ndagaano yonna egula mu ntobazzi. Ebyapa by’abo abaagula mu ntobazzi, minisita alabe nga bisazibwamu.

6 Minisita yalagidde ekitongole kya KCCA okuteekawo olusalosalo olwawula ekitundu ekitakkirizibwa kukoleramu kintu kyonna n’abantu kye bakkirizibwa okusengamu.

Minisita yagambye nti amateeka gano singa tegassibwa mu nkola, eggwanga lyolekedde okufuuka eddungu kubanga mu kiseera kino ennyanja evunze, nga yeetaaga okutaasa mu bwangu okusinziira ku mbeera y’omugga gw’e Nakivubo nga bwe guli. Kibi nyo okutabula amazzi amabi namalungi awamu.

African Traditional Revenue and Taxation:

Money in dollar bills seized from a home of the Commissioner General of the Tanzania Revenue Authority is pictured down: Over 20 bags of it:






OLUKIIKO LWA BAZZUKULU BA BUGANDA

 

OBULANGO

Oluguudo Lwa Kabaka Njagala, Mubweenyi

bw'enju ya Kisingiri ewa Musolooza.

 

 

Telephone::

Ssentebe - 256 712845736 Kla

Muwanika -256

712 810415 Kla

UGANDA.

 

 

Email Links:

info.bazzukulu

babuganda

@gmail.

com.

 

OMUZIRO:

NKEREBWE

AKABBIRO

Kikirikisi-Mmese etera okuzimba mu kitooke.

OMUTAKA

KIDIMBO.

OBUTAKA

BUDIMBO.

ESSAZA

SSINGO

OMUBALA:

Nkerebwe nkulu esima nga eggalira

Olukiiko lwa Buganda lwanjudde embalirira ya buwumbi 7

The Kabaka of Buganda launches a book on Ssekabaka Muteesa II struggles:

Kabaka Mutebi (centre) with Mr Patrick Makumbi (right) and Dr

Kabaka Mutebi (centre) with Mr Patrick Makumbi (right) and Dr Colin Sentongo (left) at the book launch at Bulange in Mengo, Kampala.

PHOTO BY ERIC DOMINIC BUKENYA

BY  ERIASA MUKIIBI SSERUNJOGI


Posted  Friday, May 27  2016

Kampala in the State of Buganda:
Kabaka Ronald Mutebi on Wednesday, 25th May 2016,  launched a book about the struggles of his late father and former Buganda king, Edward Muteesa II, touching on Uganda’s history before and after independence.

The book titled The Brave King, revisits the stories of Muteesa’s exiling, first between 1953 and 1955, and again from 1966 to 1969 when he died in London. The author, Mr Patrick Makumbi, drew from the documents preserved by his father, 99-year-old Thomas Makumbi, who was an official at Mengo, Buganda’s power capital.

“I was very happy to write the preface to this book,” Kabaka Mutebi said, adding: “It will help the readers understand what Kabaka Muteesa went through in those days.”

When Mutesa was exiled in 1953, the older Makumbi, the father of the author, led a team of six Buganda officials to negotiate with the British about the king’s return to Buganda, which was secured in 1955. The other members of the team were Mr Apollo Kironde, Mr Matayo Mugwanya, Mr Amos Sempa, Mr Eridadi Mulira and Mr Ernest Kalibbala.

Kabaka Mutebi, while officiating at the function, called on more people to document what they saw during those days, saying “it is a good thing” that some of those who witnessed or participated in the events are still alive. Muteesa himself wrote about the period in question in his autobiography, The Desecration of my Kingdom, and Kabaka Mutebi’s endorsement of Mr Makumbi’s new book will be seen as an extension of the kingdom’s bid to manage the narrative.

Mr Apollo Makubuya, Buganda’s third deputy Katikkiro, at the launch held at Bulange-Mengo said there have been attempts to misrepresent history by “those who do not like us”.

Accusations and counter accusations of betrayal between Buganda Kingdom and Obote are rooted in a rather happy start, when Buganda’s party Kabaka Yekka (KY) teamed up with Obote’s Uganda People’s Congress to defeat the Democratic Party and form government at independence in 1962.

But the two centres of power soon quarrelled violently and were involved in what many have regarded as a critical turning point in Uganda’s history. The army, on Obote’s orders, stormed Muteesa’s palace on May 24, 1966, killing multitudes and forcing the king-president into exile.

Mr Makubuya said his grandfather was among those killed during the attack, an occasion the kingdom commemorates yearly on May 24. He said in addition to explaining how Buganda and Muteesa suffered during that period, Mr Makumbi’s book will clarify a number of other issues, including how colonialism thwarted Buganda’s development efforts.

He said Buganda stiffly resisted colonialism and the demands of colonial governor Andrew Cohen in particular, to the extent of winning a court case in London against the exiling of Muteesa. In all its efforts, Mr Makubuya said, Buganda was consistently seeking autonomy, and that the kingdom can “never” lose sight of this objective.

Mr Makumbi, the author, said his father could not attend the launch due to old age.

The publication of the book was financed by Dr Colin Sentongo, who said at the launch that KY, which ceased to exist in the 1960s, is the only political party he has ever belonged to.

The fathers of Mr Makumbi and Dr Sentongo met with Muteesa as students at Kings College Budo, from where, Mr Sentongo said, the three men forged a life-long friendship. It is probably much for this reason that Kabaka Mutebi warmed up to Mr Sentongo and Mr Makumbi at the launch.

emukiibi@ug.

nationmedia.com

Fiscal Budget y'Ensi Buganda ebiro bino

Jul 07, 2014

Bya DICKSON KULUMBA

 

OMUWANIKA wa Buganda, Eve Nagawa Mukasa

asomye embalirira y’Obwakabaka bwa Buganda eya 2014/2015 ya buwumbi 7 (7,411,638,600/-) .

 

Embalirira eno eri wansi w’omulamwa 'Okwolesebwa n’Ebigendererwa' egendereddwamu okutumbula enkulaakulana okuli; okumaliriza Amasiro g’e Kasubi ne Wamala, Masengere, okulongoosa Ennyanja ya Kabaka, okussawo etterekero ly’ebyedda, okukulaakulanya ettaka ly’e Kigo ne Makindye 'State Lodge', okuzimba olubiri lw’omulangira Juma Katebe, okuzimba olubiri lwa Namasole, okuddaabiriza embuga z’Amasaza wamu n’okuzimba eddwaliro ly’abakyala.

 

Nagawa yagambye nti ensimbi zino zisuubirwa okuva mu Buganda Land Board, Amasomero, Minisitule ez’enjawulo, mu bupangisa, amakampuni g’Obwakabaka, ebitongole ebigaba obuyambi n’obuwumbi buna okuva mu Gavumenti eya wakati.

 

Ng’ayogera mu lukiiko luno, Katikkiro Charles Peter Mayiga yasabye abantu okutambulira ku kiragiro kya Kabaka eky’abantu okujjumbiro ebifo by’obulambuzi era n'ategeza nti pulojekiti zonna Obwakabaka ze butandiseeko ssi zaakukoma mu kkubo, zirina okumalirizibwa n’olwekyo enkola y’okunoonya Ettoffaali ekyagenda mu maaso kubanga Kabaka ayitibwa mufumbya Gganda n'antabalirira batyabi- ensimbi zikyetaagisa.

 

Olukiiko luno lwetabiddwamu abakiise bangi ddala ne baminisita ba Kabaka nga lwakubiriziddwa, Sipiika Nelson Kawalya eyagambye nti embalirira eno abakiise basaanye okugenda n’ekiwandiiko kino, bwe banakomawo mu lukiiko luno basobole okugiyisa.

 

Omusujja gw’omu byenda
(Typhoid fever) gwesibye mu Kampala, Uganda.
Feb 25, 2015
a
 


Bo abantu mu kibuga Kampala besombye bangi ddala.

Bya HANNINGTON NKALUBO, ERIA LUYIMBAZI NE CHRIS TEBANDEKE

OMUWENDO gw'abalwadde b'omusujja gwa Typhoid ogw'omu byenda] oguzinze Kampala n'emiriraano gweyongera buli lunaku.

Ku nkomerero ya wiiki ewedde abaakebeddwa ne basangibwa n'akawuka k'omusujja guno baweze 170 naye olwa Mmande we lwazibidde nga basoba mu 365.

Kino kitiisizza baddereeva, bakondakita, abasuubuzi n'abasaabaze ne bagamba nti wadde Gavumenti evuddeyo ku bulwadde buno naye tennakola kimala. Abalala balina okutya nti ebyokulya, okunywa n'ebifo bye bagendamu ebyobuyonjo tebinnaba kukyuka bikyali nga bwe bibadde era obulwadde bukyayinza okweyongera.

BADDEREEVA

Ssentebe wa baddereeva e Nakivubo, Mustafa Mayambala yagambye nti gavumenti egezezzaako okulwanyisa obulwadde naye tennakola kimala.

“twetaaga emisomo, mmotoka ya ambulensi okuba okumpi ne ppaaka era bwe kiba kisoboka n'abasawo babasembeze ku ppaaka zaffe balwanyise obulwadde buno.Kizuuse ng'abamu ku baddereeva tebaagala kugenda mu malwaliro era omulala yafudde eggulo,” Mayambala bwe yagambye.

wabula baddereeva bakyagenda mu maaso n'okulya emmere etambuzibwa mu ppaaka, ebibala ebitundibwa, okunywa amazzi agatambuzibwa mu bucupa. Obulwadde buno bwatandikira mu ppaaka ya takisi enkadde ne busaasaanira mu ppaaka endala okuli eya USAFI, Kisenyi, ppaaka empya, mu kizimbe kya Qualicel mu basuubuzi b'omu luggya lwa ppaaka ne mu butale naddala aka Nakasero ne St. Balikuddembe.

Baddereeva be baasooka okutegeera obulwadde buno era we baabumanyira nga bannaabwe bataano bubasse ate ng'abalala 30 bapooca.

Abamu ku baddereeva n'abasuubuzi baasooka kwerumaaluma nga balowooza nti bayinza bannaabwe be babaloga.

EKITONGOLE KYA KAMPALA  CITY COUNCIL

Amyuka omwogezi wa KCCA, Robert Kalumba yagambye nti nga bakolagana ne minisitule y'ebyobulamu, basobodde okwanguyira obulwadde.

‘tutaddewo mmotoka ya ambulansi ku malwaliro ag'enjawulo naddala mu Kisenyi okuyamba abantu abafuna obuzibu. Tuyungudde abasawo abenjawulo okuwa abasangibwa n'akawuka k'obulwadde buno eddagala amangu ddala era bangi balifuna ne bawona,’ Kalumba bwe yagambye.

Yategeezezza nti balondoola nnyo ebyokulya n'okunywa ebitundibwa mu bifo omukolera abantu abangi naddala mu ppaaka za takisi n'obutale. Yagambye nti baludde nga bategeeza bannakampala okwegendereza ebyokunywa n'okulya mu Kampala naye nga tebawulira.

"ebifo bingi omuli kiyosiki tuzze tubiggala naye ng'abamu balowooza nti tubatulugunya kyokka nga tutangira mbeera ya bulwadde ebadde eyinza okugwawo,” Kalumba bwe yagambye.

ABASAABAZE

Ssentebe w'ekibiina ekirwanirira eddembe ly'abasaabaze ekya Passengers Protection association Badru Nyenje yatidde nti embeera y'obulwadde eyinza obutataliza basaabaze. Abamu ku basaabaze bava mu bitundu bya byalo nti bwe batuuka mu ppaaka nabo baagala okugula ebyokunywa n'okulya.

"Abakola ku mutindo batuyambe bakebere amazzi gonna ag'obucupa agatundibwa mu bifo byonna okwetoloola ppaaka n'obutale kubanga agasiga galabika mafu. Bangi bajingirira amazzi ne balowoozesa abaguzi nti malungi ate nga majama. Batuyambe bagakebere ate amalala kkampuni ezimu baziwere" Nyenje bwe yagambye.

AMALWALIRO GA KCCA

Abasawo abasinga babasindise mu ddwaaliro lya Kisenyi Health Centre.

Waliwo erya Kisugu. Naggulu. Kawaala , Kitebi. Kawempe ne Komamboga.

ABAFUDDE

Fred Kato eyali akolera ku siteegi y'e Luzira. 

Jimmy Olando ku Ssembule siteegi.

Diriisa Ssemakula.

Meddie Mutebi ku Bweyogerere.

Jimmy Kijjambu ku paaka enkadde.

SITEEGI EZIKOSEDDWA

Bweyogerere, Luzira, Ssembuule, Kasubi, Namuwongo, Mengo , Nateete, Wakaliga, Nakulabye , Bwaise, Ntebe, Kamwokya, Kikono ne Makindye.

Omusawo ayogedde ku musujja guno

Dr. Jane Ruth Aceng Dayirekita w’ekitongole ekikola ku byobulamu ategeeza nti  “omusujja gw’omu byenda buba bulwadde nga bwegaseemu omusujja naye nga guva ku buwuka obusirikitu obuyitibwa ‘Salmonella Tyhi’. Era buyinza okuva ku kawuka akasirikitu akatera okuleeta omusujja ogwamaanyi. Obuwuka buno buteekebwa mu mazzi oba mu mmere nga muntu yabusaasaanya mu bubi bwe.

Bukwata butya?

Obulwadde busaasaana nga buyita mu kulya emmere oba okunywa amazzi agalimu obubi. Kyandibadde kirungi abantu ne bajjanjabibwa mu bwangu okwewala okusaasaana.

Kiki gavumenti ky’esobodde okukolawo

Waliwo ttiimu y’abantu eteekeddwaawo KCCA wamu ne Minisitule y’ebyobulamu okudduukirira omulanga guno. 

KCCA etaddewo ekifo eky’okufuniramu obujjanjabi ku ddwaaliro lya Kisenyi Health Center IV okukola ku balwadde abakakasiddwa nti babulina

. Era abalwadde abasinga bakolwako ne badda awaka era tebaweereddwa bitanda. 

Ekitongole ekibunyisa eddagala ekya National Medical Stores (NMS) kitadde eddagala lyonna eryetaagisa mu kifo okusobola okukola ku balwadde mu bwangu.

Abasawo ku ddwaaliro lya Kisenyi Health Center IV baatendekeddwa okusobola okukola ku bateeberezebwa okuba abalwadde n’abakakasiddwa okuba abalwadde.

Gavumenti esaba abantu bonna okuteeka mu nkola bino wammanga;

Abantu bonna abalina obubonero bw’omusujja naye ng’eddagala ly’omusujja gw’ensiri teribawonya batuukirire eddwaaliro Kisenyi Health Center IV okufuna obujanjabi okusingawo.

Minisitule y’ebyobulamu eri mu kulaba embeera mu disitulikiti endala bwe kiba kyetaagisa bateekewo ekifo ekirala eky’obujjanjabi.

Abantu bonna basabibwa okukuuma obuyonjo okutangira okusaasaanya. 

Abantu bonna balina okubeera abeegendereza okumanya ensibuko y’amazzi ge banywa n’ebyokunywa. Abantu bakubirizibwa okufumba amazzi ge banywa oba okugateekamu ‘water guard’, n’ebintu ebirala ebyakakasibw

okulongoosa amazzi

Abantu bakubirizibwa okwewala okulya emmere ennyogoga, enva endiirwa zirina okufumbibwa obulungi n’ebibala okubyoza ne bitukula bulungi n’amazzi amalungi.

Abasawo bakubirizibwa okutwala obulwadde bwa Typhoid ng’obumu ku bulwadde obusumbuwa abantu. 

Ennamba z’essimu bbiri ziteekeddwawo okuloopa ensonga eno okuli 0794661095 oba 0794661128 mu KCCA.

Abantu bafuna batya obulwadde buno?

Typhoid musujja gwa mu byenda ogufunibwa oluvannyuma lw’okuywa amazzi oba okulya emmere erimu obuwuka oba enjama.

Abantu abalwadde ennyo basobola okubusaasaanya nga bugenda mu mazzi agaliraanyewo nga buyita mu bubi bwabwe obulimu obuwuka obungi.

Omuntu okulya emmere ennyogoga.

Okulya ebintu nga bijama.

Obubonero bw’omusujja gw’omu byenda

Obulwadde busobola okumala ebbanga lya wiiki 3-4 era ng’obubonero bwe buno; 

•Obutayagala kulya

•Okulumwa omutwe

•Obulumi mu mubiri gwonna

•Omusujja nga guweza 104

•Obukoowu oba obunafu

•Embiro

•Okulumwa mu kifuba/ ekifuba 

ky’omunda

•Obulumi mu lubuto

Bujjanjabibwa butya?

Obulwadde buno bujjanjabwa ne n’eddagala eritta obuwuka buno.

Waliwo n’eddagala erigema abo abatambula. Obujjanjabi bumala wakati wa wiiki bbiri n’omwezi era ng’omulwadde ayinza okusaasaanya wakati wa 50,000/- ne 300,000/- okusinziira ku ddwaaliri ly’aba agenzeemu. 


Amataba gagobye ssentebe mu maka ge
Apr 01, 2015

Era emirimu gy’ekyalo n’abagenyi be abalabira wabweru wa nnyumba anti gy’asiiba. Nobala ssentebe wa Central zooni mu Ndeeba.

Twamuguddeko nga bali mu kaweefube wa kusena mazzi nga bagaggya mu nju ne famire ye.

Agamba nti abantu abatadde ebigoma ebitono mu mwala be baleetedde amazzi okwanjaala mu maka ge.


Okulonda obukiiko bwa LC1 ne LC2 kuli mu lusuubo: Tewali ssente
Dec 23, 2015
Eno ye nonda eya bafuzi, Omufuzi ava e Ruanda owa NRM gyeyaleeta mu Ssemmatteeka gweyateeka mu Uganda.

Bya Muwanga Kakooza

OKULONDA obukiiko bwa LC1 ne LC2  omwaka ogujja kuli mu lusuubo oluvannyuma lwa gavumenti okulemwa okussa mu bajeti y’akakiiko k’ebyokulonda ssente ezimala okukola omulimu guno.

Akakiiko k’ebyokulonda keetaaga obuwumbi 44 okutegeka okulonda kw’obukiiko bwa LC kyokka mu bajeti mulimu obuwumbi musanvu zokka!.

Ssentebe w’akakiiko ka palamenti ak’ebyamateeka, Steven Tashobya (mu katono) ye yategeezezza bino mu lipooti y’akakiiko ke  ekakwata ku bajeti y’omwaka ogujja (2016/17) gye yayanjulidde akakiiko ka palamenti eggulo.

Yasabye wabeewo ekikolebwa okulaba nga gavumenti ewaayo ssente z’okutegeka okulonda kuno kuba ensimbi ezeetaagisa bwe zitaweebwayo eby’okulonda obukiiko bwa LC1 ne LC2 tebijja kusoboka.

 Obukiiko bwa LC buludde nga tebukola kuba abamu ku baabuliko baafa, abalala ne bakyusa ebyalo ng’ate n’obuliwo kigambibwa nti bumenya mateeka kuba buli luvannyuma lwa myaka etaano waliwo okubaawo okulonda ku mitendera gyonna egya gavumenti. Kyokka bwo bumaze emyaka egisoba mu kkumi nga tebulondebwa.

Ebyo nga biri awo n’ensimbi  obuwumbi 12 ez’okusasula emisaala gy’ababaka ba palamenti abapya 70 abagenda okwegatta ku palamenti egenda okulondebwa omwaka ogujja emisaala gyabwe tegiri mu bajeti. Palamenti empya egenda kubaamu ababaka 459. Eriwo erimu ababaka 265.

The Democratic Party of Uganda want the former governance system of the ruling political party returned into the Uganda communities:

By Moses Mulondo

 

Added 31st December 2016

Bettynambboze 703x422

 

Mukono Municipality Member of Parliament Betty Namboze (left) and Makindye East MP Allan Sewanyana (centre) consult with Democratic Party Acting Secretary General Gerald Siranda (right) before submitting proposals for the Local Governments Amendment Bill at Parliament on December 30, 2016. Photo by Kennedy Oryema

The Mukono municipality MP Betty Nambooze and many other senior citizens who turned up at parliament on Friday to give their views on the Local Government Amendment Bill 2016 have proposed that the elections should be held on individual merit without party colours.

 

The committee is gathering public views on the Local Government Amendment Bill 2016 which is aimed at facilitating the holding of elections for LCII and LCI in a more cost effective way.

 

Citing the example of Ghana where multiparty politics stops at the LCV level, Nambooze said it is illogical to have LCI leaders elected on partisan lines yet they will be presiding over LCI courts and approve people to be recruited in UPDF.

 

“In such circumstances, political party flag bearers are too partisan to lead a village. Either we shall have to withdraw some of the powers of LCI councils or we shall have to adopt the Ghana model,” Nambooze explained.

 

Citing the example of India, Yasin Omar, Joseph Mubiru, an elderly citizen from Mpigi, supported the proposal to have the elections held on individual merit rather than party lines.

 

“If we are going to use LCI chairmen to maintain law and order and solve conflicts in communities, then we should not have them voted along party lines. Since they will act as adjudicators, they had better put aside political colours,” Mubiru argued.

 

The various people who turned up also overwhelmingly rejected the idea of lining up during the elections.

 

The DP Acting Secretary General Dr. Gerald Siranda said, “Lining up takes away the confidentiality of the secret ballot. We can maintain the secret ballot using cheap methods like using symbols instead of using photos of candidates.”

 

The Democratic Party leaders also opposed the proposal of reducing days for displaying the voters’ register from 21 days to only two days and conducting nominations, campaigns and elections within one day.

 

“Displaying the register should at least be for seven days. It is not logical to have nominations, campaigns and elections. It means people would have to forego everything on that day,” Siranda explained.

 

Nb

These multiparty democratic diehard politicians seem to again love the National Resistance Movement system of governance!

Trouble at the Uganda Telecommunications Ltd. The business licence for this Information Tech. company, should have been revoked five years ago:

December 17, 2016

Written by URN

Uganda Telecom Limited (Utl) is in a position where it can’t be 'saved' according to regulatory body Uganda Communications Commission (UCC). UCC however says the troubled company is always protected by government.

 

According to UCC executive director Godfrey Mutabazi, Utl’s operating licence should have been withdrawn more than 5 years ago. Mutabazi, however says every attempt to withdraw the licence has been met with government resistance – most recently a cabinet resolution in April 2015 that agreed that Utl should instead be capitalized. Government owns 31 percent shares in Utl.

 

Mutabazi was appearing before a select committee of parliament which is investigating reports of alleged mismanagement of resources, conflict of interest and illegal sale of company property, among others.

In some of the reported cases of mismanagement, Mark Shoebridge, the managing director of Utl is quoted to have been paid a salary advance of Shs 105 million ($30,000) for his personal rent for the first six months of 2017 at a rate of Shs 17.5 million ($5,000) per month, yet he is entitled to only Shs 10 million per month. Shoebridge was appointed in January this year.

 

Mr Mark Shoebridge the rich managing director of this Uganda Tech. company

 

Also named is James Wilde, the chief financial officer, who is pinned for receiving payment of Shs 105 million ($30,000) for rent for between January and June 2017 at a rate of Shs 17.5 million ($5,000) compared to his entitlement of Shs 7 million ($2000) per month.

 

Mutabaazi told the committee that company executives have on several occasions defied directives to streamline operations.

 

He says that in 2012, Utl was issued with three notices over contract breaches, including using its spectrum illegally without UCC's approval. Mutabaazi adds that such illegalities should have prompted Utl’s license to be revoked.

 

“From 5 years ago maybe six years ago we have been engaging, engaging, engaging and nothing is changing. And, as a result in my own judgment, Utl is in a position where it cannot be saved. Several times, we have tried to revoke this licence and there are reasons why we are being stopped. So it is a waste of time now, waste of the committee’s time, waste of the country’s time”, he said.

 

However, Mutabazi faced it rough with the legislators, including committee chairman, Phillip Okin Ojara who wondered why UCC, being the regulator, did not stand its ground in saving taxpayers' money from being injected into the already collapsing company.

 

“You are bound by the law to act. If somebody is actually breaking the law, what are you still waiting for? You know, if you apply the human face more than the legal aspect that’s where you go wrong. If the law says withdraw [the licence], withdraw. Now five years has elapsed, you want another 5 years for that to happen again and that is where we are saying, if there are some invisible hands behind this process.”

 

However, the director of legal affairs at UCC, Abdusalam Waiswa says the decision not to revoke the license was hinged on consideration of the interests of taxpayers and integrity of the sector.

 

The Court 

About this Court:

The International Court of Justice (ICJ) is the principal judicial organ of the United Nations (UN). It was established in June 1945 by the Charter of the United Nations and began work in April 1946.

The seat of the Court is at the Peace Palace in The Hague (Netherlands). Of the six principal organs of the United Nations, it is the only one not located in New York (United States of America).

The Court’s role is to settle, in accordance with international law, legal disputes submitted to it by States and to give advisory opinions on legal questions referred to it by authorized United Nations organs and specialized agencies.

The Court is composed of 15 judges, who are elected for terms of office of nine years by the United Nations General Assembly and the Security Council. It is assisted by a Registry, its administrative organ.

Its official languages are English and French.

 

THE INTERNATIONAL LEGAL DISPUTE:

 

I watched the President of Uganda, Mr Museveni on TV addressing journalists in Rwakitura recently. During the conference, he rejected the international legal fact that Buganda got its independence on October 8, 1962. I wish to invite the President to a public debate on this matter.
His Royal Highness Prince Edward, the Duke of Kent, signed and handed over a legal instrument of independence for Buganda Kingdom so as to terminate all the agreements that Great Britain had entered into with the kingdom. These are the 1893 Agreement,the1894 Agreement, and the1900 Agreement as amended in a general notice No 1/75 of 1908.
Remember at on the insistence of Governor Sir Phillip Euen Mitchell, the said amendment was consolidated in volume VI of the laws of the Uganda Protectorate in 1935 on page 1373. Then there was the1955 Agreement and finally the 1961 Agreement. So inside the new Bulange Hall at Mengo October 8, 1962, the Duke of Kent handed over a signed legal instrument of independence that effectively terminated the old order and that is what makes it an independence day for Buganda.
The occasion in Bulange was witnessed by Governor Sir Walter Coutts, Prime Minister Milton Obote, visiting President Jomo Kenyatta and his colleague Mr Tom Mboya as well as all Buganda Kingdom leaders.
 
by Amos Ntambi,

 

THIS IS BETWEEN THE ANCIENT STATE OF BUGANDA AND THE NEW STATE OF

BRITISH-UGANDA.

 

 

THE PETITIONERS:  The Grand Children of the country of Buganda.

 

THE RESPONDENT: England (Great Britain).

 

The Cry Out:

 

Abakulembeze mukkirize enkyukakyuka n'okuwabulwa - Kabaka wa Buganda yegayiridde abakulembera ensi Uganda:

 

May 31, 2015

 

Bya DICKSON KULUMBA

 

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II atongoza olunaku lwa gavumenti ez’ebitundu mu Buganda nalaga ebintu omukulembeze omulungi byalina okubeerako nabyo bw'abeera wakutumbula enkulakulana y’ekitundu kye.

Mutebi II yagambye nti “ Omukulembeze yenna kabeere mulonde, ow’akalulu, wa nsikirano, eddiini oba engeri yonna, omulimu omukulu gw'alina kwekukolera abantu be ebyo ebitumbula enkulakulana. Obukulembeze obuggumivu era obukkirizibwa mu bantu bulina okukkiriza enkyukakyuka era bulina okukkiriza okuwabulwa. Obukulembeze obutatambulira ku bino bwetaaga okuvumirira kubanga tebulimu na mukono gwa Katonda.”

Kabaka yalaze obukulu bw’obukulembeze okuviira ddala ku byalo okutuuka ku masaza okunywezebwa n'alagira minisitule ekola omulimu guno mu Bwakabaka okuteekawo emisomo okwongera okusomesa abantu ku nkola za gavumenti ez’ebitundu bwezitambuzibwa.

 

Bino Kabaka yabyogeredde ku mukolo kweyatongolezza olunaku lwa gavumenti ez’ebitundu mu Buganda ku mbuga y’essaza ly’e Kyaggwe e Ggulu- Mukono ku Lwomukaaga May 30,2015 era olunaku luno lwakubeerangawo buli May 30.

 

Gavumenti ez’ebitundu mu Buganda muzingiramu ebyalo, emiruka, amagombolola n’amasaza nga bino bitwalibwa minisitule ya gavumenti ez’ebitundu e Mmengo.

 

Tusaba abateekateeka okulonda kwa 2016 okuwuliriza ebirowoozo by’abantu eb’enjawulo ku nkyukakyuka ze beetaaga ng’ekimu ku bijja okuleetawo okukkaanya.”

 

Kabaka Mutebi II ng'ayogerera ku mbuga y'essaza e Mukono (31/05/2015)

n'asaba abakulembeze okwagala okukkiriza enkyukakyuka ate

n'okuwabulwa okuva mu bantu be bakulembera.

 

 

Ekifaananyi kya Dickson Kulumba

 

Omukolo gwetabiddwako omumyuka ow’okubiri owa Katikkiro, Hajj Mohamood Ssekimpi, Namasole Margaret Nagawa Siwoza, baminisita n’abakulembeze abalala okuva mu masaza ga Buganda yonna omuli n'aba gavumenti eya wakati.

 

Introduction to Various African Kingdoms

 

Ancient Ghana

 

mapafrica

Founded as a kingdom around AD 300, the empire of Ghana reached its height in the 10th and 11th centuries. Becoming a superstate, it also controlled territories that are now the modern nations of Senegal, Gambia, Mauritania, Guinea and Mali. The empire was located between two rivers, the Senegal and the Niger, and its capital was Kumbi-Saleh, in what is now south-eastern Mauritania. Other important cities included Nema, Audoghast and Walata.

 

Located at the centre of trade, donkey and camel caravans brought gold and salt, and barges and porters also carried merchandise. Ibn Haukal, an Arab geographer writing in AD 951, tells of a cheque for 42,000 gold dinars written to a merchant in Audoghast by his business partner in Morocco. He also informs us that the ruler of Ghana was the richest monarch on the face of the Earth, whose pre-eminence was due to the quantity of gold nuggets amassed during his reign and by his predecessors.

 

 

Medieval Mali

 

Beginning as a tributary state within the empire of Ghana around AD 800, Mali became independent in the 12th century and later seized territories previously owned by Ghana until, in the 14th century, it ruled what are today the nations of Senegal, Gambia, Mauritania, Guinea and, of course, Mali.

 

It was then the second largest empire in the world, comparable in size to all of western Europe. According to architectural scholar Sergio Domian, it had at least 400 cities and large towns. A BBC documentary, based on the research of British historian Felipe Fernández-Armesto, described the empire of Mali as the richest on Earth at that time.

 

Timbuktu, one of its major cities, had three famous temples whose minarets dominated the skyline: the Great Mosque, Sankoré University and the Oratory of Sidi Yahia. A 12th-century geography text describes Gao, another important city, as 'a populous, unwalled, commercial and industrial town in which were to be found the produce of all arts and trades.' Archaeologists from Cambridge University recovered interesting 10th- to 14th-century artefacts from this city including: 'Fragments of alabaster window surrounds and a piece of pink window glass'.

 

 

Early Ethiopia

 

Ethiopia and its cities of Yeha, Axum, Lalibela, Harar and Gondar have thousands of years of history, rich in monuments, fine art, coins, manuscripts and inscriptions and of great importance in the early history of Judaism, Christianity and Islam. In the 3rd century AD, it was reckoned to be the third most powerful state in the world, after Persia and Rome. Some scholars identify its written script, Ge'ez or Ethiopic, as the parent of the Armenian and Georgian scripts of eastern Europe.

 

The temple of Almaqah in Yeha, with its inscriptions written in proto-Ethiopic, was built in the 6th century BC. Axum contains seven giant stelae carved between 300 BC and AD 300. One of these, the fallen monolith, is the largest ever made anywhere in the world, weighing a staggering 520 tonnes.

 

Lalibela contains 11 medieval churches carved out of the mountain rock by hammer and chisel to a depth of 11 metres below ground level! Sixteenth-century Harar is the fourth holiest site in Islam and a centre of Islamic scholarship. Finally, Gondar contains 17th-century castles, which have earned it the moniker of the 'Camelot of Africa'.

 

 

A British-backed Mau Mau memorial has opened up in Nairobi, Kenya:

 

A picture taken on September 7, 2015 shows the memorial

 

 

It is in honour of victims of torture during the colonial era in Nairobi ahead of an unveiling ceremony on September 12. A British-funded memorial to victims of Kenyas bloody Mau Mau rebellion will open in Nairobi in a rare example of former rulers commemorating a colonial uprising. AFP PHOTO / TONY KARUMBA

 

A British-funded memorial to the thousands killed, tortured and jailed in the Mau Mau rebellion was unveiled in Kenya on Saturday, in a rare example of former rulers commemorating a colonial uprising.

At least 10,000 people died in one of the British Empire's bloodiest insurgencies -- some historians say over double that -- and the security operation to tackle the 1952-1960 struggle was marked by horrific abuses.

The guerrillas, mainly from the Kikuyu people, terrorised colonial communities with attacks from bases in remote forests, challenging white settlers for valuable land. But while attention at the time focused on 32 murdered settlers, the number of Kenyans killed was far higher.

Britain's High Commissioner to Kenya, Christian Turner, said he was "humbled" to be at the ceremony.

"I hope that this memorial will allow us to acknowledge and discuss together the issues arising from a difficult period in the history of both Britain and Kenya, and that it offers us the opportunity to draw a line and move forward," Turner said.

"This is the right thing to do for those of you who suffered, for Britain and Kenya, and our joint relationship," he said. "To deal with the present and move forward into the future, we have to recognise and learn from the past."

British and Kenyan flags fluttered over Nairobi's Uhuru, or 'Freedom', park, with a crowd of several thousand Mau Mau veterans surrounding the memorial, many still with their trademark but greying dreadlocks.

Many of the Mau Mau veterans, well over 70 years old, were wearing T-shirts adorned with the slogan "heroes". Turner was given a huge cheer, and many of the former fighters pressed forward to shake his hand.

Thousands suffered horrific torture including sexual mutilation, and tens of thousands more were detained in shockingly harsh detention camps.

Turner himself described how his step-grandfather had been Kenyan police chief during the colonial period, resigning in 1954 over "colonial administration's failure to address brutality committed by the security forces."

- Britain's 'first apology' for abuses -

The memorial features a statue of a dreadlocked Mau Mau fighter armed with a homemade rifle being handed food by a woman supporter. Although a joint project between Britain, the Mau Mau Veterans Association and the Kenya Human Rights Commission, the £90,000 (138,00 dollar, 124,00 euro) bill was paid by London.

"This memorial is a symbol of reconciliation between the British government, the Mau Mau, and all those who suffered," reads the stone plaque on the memorial.

The commemorative statue follows a June 2013 decision by Britain to compensate more than 5,200 elderly Kenyans tortured and abused during the insurgency. The £19.9 million (27 million-euro, $31 million) deal -- separate from the cost of the memorial -- followed a four-year legal battle.

Professor David Anderson, author of one of the first books to fully document the extreme abuses, 'Histories of the Hanged', said the memorial was "long overdue".

"This gesture will do far more good than any money you give out," said Anderson, professor of history at Britain's University of Warwick.

 

The words written there of speak for themselves on the

       African continent

 

 

"It is the first memorial of this kind to come out of this kind of adversarial process," he said.

Lawyer Daniel Leader, from the London-based Leigh Day firm that represented the veterans in court, said the memorial was "historic" and represented "the first apology by the UK government for abuses".

While the Mau Mau were ultimately defeated, their struggle was seen as a key step towards Kenya's independence in 1964. But the struggle also created bitter divisions within communities.

Some of the worst atrocities were carried out between Kenyans loyal to colonial forces and the Mau Mau.

Professor David Anderson, author of one of the first books to fully document the extreme abuses, 'Histories of the Hanged', said the memorial was "long overdue".

"This gesture will do far more good than any money you give out," said Anderson, professor of history at Britain's University of Warwick.

 

An image made available by the Seamus McGowan family

on September 11, 2015

 

 

This old photo shows British army soldiers with the Royal Irish Fusiliers, a regiment that included troops from both Northern Ireland and the Republic of Ireland, is pictured in an area close to Nyeri, Kenya, circa 1952-1953, during the so-called “Kenya Emergency”, or Mau Mau Uprising against British colonial rule and the presence of white settlers.

 

"It is the first memorial of this kind to come out of this kind of adversarial process," he said.

Lawyer Daniel Leader, from the London-based Leigh Day firm that represented the veterans in court, said the memorial was "historic" and represented "the first apology by the UK government for abuses".

While the Mau Mau were ultimately defeated, their struggle was seen as a key step towards Kenya's independence in 1964. But the struggle also created bitter divisions within communities.

Some of the worst atrocities were carried out between Kenyans loyal to colonial forces and the Mau Mau.

There are currently no comments to display. Add Comment.
89.2