BAZUUKULU BA BUGANDA RADIO INTERNET.COM 88.8/89.2

OMUZIRO:NGEYE


AKABBIRO

KKUNGUVVU OR

EMMUNYUNGU


OMUTAKA

KASUJJA NKALYESIIWA


OBUTAKA

BUSUJJU


ESSAZA

BUSIRO


OMUBALA

Tatuula asuulumba busuuluumbi


Tewali nsonga eneetulemesa kumaliriza Masiro - Katikkiro
Feb 02, 2015
Bya DICKSON KULUMBA

KATIKKIRO Charles Peter Mayiga agambye nti okusoomoo

zebwa kwayolekedde kwe kutaasa Bassekabaka abagalamidde mu Masiro e Kasubi omusana mu kiseera kino ogubookya ate n’okuteeka ekifo kino ku mutindo gw’ensi yonna.

Yazzeemu okuwera ng’Amasiro gano bwe galina okuggwa mu mbeera yonna n’agamba nti, “Nziramu okuwera nti tewali nsonga egenda kutulemesa kumaliriza mulimu guno. Enkuba ketonye, kibuyaga kaakunte, omusana ka gwake, tulina okumaliriza amasiro.”

Bino Katikkiro yabyogedde bwe yabadde alambuza Obuganda omulimu ogukolebwa ku Masiro e Kasubi eggulo ku Ssande n’asiima bonna abali ku mulimu era n’agamba nti omulimu guno gulina okutambuzibwa okusinziira mu mitendera.

Ssentebe w’olukiiko oluvunaanyizibwa ku kuzzaawo Amasiro, Al- Haji Kaddu Kiberu yategeezezza ng’okutusibwa kwa langi ebadde emaze ebbanga eddene ng’erindirirwa bwe kiguddewo essula empya mu kuzzaawo Amasiro gano.


Kaddu yagambye nti “ Essa kwe tutuuse, omulimu guno gusigadde mu mikono gy’abantu babiri ate bonna nga bataka; Kasujja ne Muteesasira era mubadde mugamba nti tubadde tutambudde mpola naye nange ngenda kubakanda ebyetaagisa ebirala okuli essubi, emmuli, amavuvume n’ebirala.

Omutaka Muteesasira Tendo Keeya yagambye nti ttiimu ye ey’Abagirinya yamaze dda okugitendeka era yeetegese okutandika omulimu gw’okulasa akasolya k’enju Muzibu Azala Mpanga ate n’oluvannyuma akwase Wabulakayole ( Omusige okuva ewa Kasujja), omulimu gw’okusereka.

“ Omulimu oguddako muzito era muzibu. Mu mbeera eno gugenda kutambula mpola kubanga eby’obuwangwa tebikubibwamu mavuunya n’olwekyo tulina okugendera mu mitendera,” Omumyuka owookubiri owa Katikkiro era Minisita w’obulambuzi, obuwangwa n’ennono Haji Muhamood Sekimpi bwe yagambye.

Langi ebadde erindiriddwa okuva e Girimani yatuusibwa wiiki ewedde nga kwajjirako omukugu era nga gulondoolwa aba kkampuni ya langi Peacock ng’olunaku lw’eggulo ( Ssande) baalaze abantu abaabadde e Kasubi engeri langi eno eyatereddwaako gy’egenda okutaasaamu Amasiro.

Allan Kibirige ku lwa Peacock yannyonnyodde nti, “ Langi eno eyamba okutaasa omuliro ne gutasanyawo Masiro okumala essaawa bbiri ng’abazinyamwoto bwe bajja. Mu ngeri

y’emu egenda kuyamba okuwangaaza enju eno.


Omuwanika w’olukiiko lw’Amasiro, Gaster Lule Ntakke yalangiridde ensimbi 5,019,700/- nga ku zino Pius Mugalaasi n’omutuba gwa Katulami e Kisunku mu ssiga lya Jjumba mu kika ky’enkima gwakulembera yaleeseeko obukadde buna. Ntakke yagambye nti ensimbi zino zigenda kusigala Kasubi okukola ku nsonga ez’enjawulo okuli amasannyalaze n’amazzi agatawaanya abagasulamu.

Abavubuka mwenyigire mu bulimi - Kabaka awadde amagezi.


Dec 08, 2014


Kabaka ng’awuubira ku bantu be ku mbuga y’eggombolola y’e Buwama mu ssaza ly’e Mawokota e Mpigi ku Lwomukaaga ku mikolo gy’Abavubuka mu Buganda.


Bya DICKSON KULUMBA NE PADDY BUKENYA


KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II alagidde abavubuka okwongera okwegatta 

beenyigire mu bulimi nga balima ebirime eby’ettunzi okusobola okwekulaakulanya.

Omutanda ng’ali ku mikolo gy’abavubuka mu Buganda ku mbuga y’eggombolola y’e Buwama mu ssaza lya Mawokota mu disitulikiti y’e Mpigi ku Lwomukaaga, yawadde abavubuka amagezi okukozesa ebifo ku masaza ne ku magombolola okukolerako emirimu egy’enjawulo egy’enkulaakulana

n’asiima abatandiseewo emirimu ne bayambako n’abalala okwebeezaawo.

 

Ente Omubaka Kenneth Kiyingi Bbosa (Mawokota South) gye yatonedde 

Ssaabasajja ku Lwomukaaga. 


Kabaka alagidde abavubuka okwekebeza Kabaka yakubirizza abavubuka okwekuuma:


“Omwaka guno tujjukiziddwa ensonga y’ebyobulamu. Abavubuka tusaanye okwekuuma nga tuli balamu, okwekebeza buli mwaka kubanga si kirungi okugenda mu ddwaaliro nga tumaze okugonda ate omuvubuka alina okulya obulungi.”


Katikkiro Charles Peter Mayiga yakunze abavubuka okukozesa emikisa Kabaka gy’abatee

reddewo; mu by’obulimi beekwate BUCADEF n’okuyingira Ssuubiryo Zambogo SACCO.


Omulamwa gwabadde; Omuvubuka omulamu ate nga mukozi ye nnamuziga w’enku

laakulana mu Buganda, era wano Minisita w’abavubuka e Mmengo, Henry Ssekabembe, we yategeerezza nga bammemba ba Ssuubiryo Zambogo SACCO bwe batuuse ku 1,500 nga kati balinawo n’obukadde 285.

 

Abamu ku Baamasaza ku mukolo gw’Abavubuka mu Buganda e Mawokota ku Lwomukaaga.


Omukolo gwetabyeko; ssentebe w’abavubuka mu Buganda, Richard Kabanda, Kayima David Ssekyeru, Katikkiro eyawummula Dan Mulika, sipiika wa Buganda Nelson Kawalya n’omumyuka we Ahmed Lwasa, Minisita Amelia Kyambadde, Omubaka Kenneth Kiyingi Bbosa (Mawokota South) ssaako baminisita b’e Mmengo, abakulu b’ebika n’Abaamasaza.


Abayimbi; Mathias Walukagga ne Fred Ssebbale be baasanyusiza abantu ba Kabaka.


INSIGHT

The first bank in The Ganda Kingdom

By Henry Lubega

Posted  Sunday, March 1  2015 

  

Before 1906, there was no banking institution in Uganda until November of the same year when the national Bank of India opened its first branch in Entebbe, and four years later it opened the first bank in Kampala, although it was later taken up to become Grindlys Bank.

The National Bank of India was followed by Standard Bank of South Africa Limited when on September 19, 1912, it opened its first branch in Kampala. And a few years later it opened another branch in Jinja.

Barclays

Barclays followed in 1927 when it opened two branches in Kampala and Jinja. In 1954 three more banks; Bank of Baroda, Bank of India and The Nedelandsche Handel-Maatschappij M.V (Netherlands Trading Society) opened in Uganda.

According to Saben’s commercial directory and handbook of Uganda, as early as 1949 the banking system had been established in Uganda but did not control much of the financial liquidity that was in circulation across the board in the country.

“Much of the money was controlled in the bazaars and other channels which were predominantly controlled by people of the Asian origin. These people played a key role in the buying of cotton.

However, areas where banks were non-existent, merchants in those areas played the part of the banks. This was through taking drafts in exchange for cash or physical items in exchange for hard cash,” Saben wrote.

By 1950, it was realised that to bring more Africans into the business there was need to provide them with credit. Unfortunately, the commercial banks at the time would not extend credit to Africans because of the nature of their securities.

Under Ordinance number 20 of 1950 the Uganda Credit and Saving Bank was created purposely to extend credit facilities to Africans with the aim of furthering agriculture, commercial building and co-operative society purposes.


On October 2, 1950, the bank was opened and by 1961 it had spread to places like Arua, Fort Portal, Jinja, Soroti, Gulu, Masaka and Mbale, taking only African deposits.

Building Society

Two years later, the first Building Society in Uganda was opened as a subsidiary of a Kenyan owned firm Savings and Loans Society Limited. 

More financial institutions continued to open up in Uganda with Lombard Bank from Kenya, in partnership with Uganda Development Corporation, opening the Lombank Uganda Limited in 1958. It was this bank which first introduced the hire purchase system of shopping in Uganda.


It was not until 1966 that through an act of Parliament that Bank of Uganda was created. Prior to this, issues to do with money were handled by the East African currency board which had its head offices in Kenya.

In daddy’s scientific footsteps: With her 5th degree, Butambala girl lives the American dream:

Written by Joseph W. Kamugisha & Ronnie Mayanja

 Created: 29 May 2012

 

PhD Holder: Dr Sala Nanyanzi Senkayi(centre) and mother(right) and supervising Professor(left)




   Sala and her Daddy.

It is every parent’s dream to see their children grow up and graduate from university.

But often do you meet a five-degree holder, topped off with a Doctorate degree or PhD?

Well, recently the Ugandan community in Dallas Fort Worth not only embraced one, they also welcomed their community’s first and youngest female PhD holder in the names of Dr Sala Nanyanzi Senkayi. It has been a long time coming for the young lady, the daughter of Dr Abu Senkayi (PhD) and Sunajeh Senkayi, having began her humble journey at Texas A&M University, with a Bachelor of Science (B.Sc) degree.

She would later pick up two other B.Sc degrees and a Master of Science degree) from the University of Texas at Arlington (UTA). And then came her PhD in environmental science from the same University of Texas at Arlington, for which she wrote a dissertation on “Proximity to Airport and Cancer Incidences in Texas”.

Many people will be familiar with the adage that it takes a village to raise a child; that is what many friends and well wishers of the Senkayi family said during Sala’s graduation party. The proud parents could be seen beaming with excitement as speaker after speaker, spoke about their daughter’s achievement.

Emcee Frank Sentamu, added excitement to the evening when he suggested that the two doctors should change their names to Dr Senkayi Senior and Dr Senkayi Junior as a way of separating father and daughter.

The journey that first inspired the young Sala could be traced back to her childhood. According to her father, on the day he got his PhD, Sala ran to the stage, grabbed her Dad’s hat and put it on her own head, as if to suggest that one day she would wear her own. Several years passed but Dr Abu Senkayi did not imagine ever having the pleasure of participating in the hooding process of his only daughter.

The hooding process is normally reserved for the graduate’s major professor, but in one of those rare occasions when a parent of the student is a Doctorate degree holder, the pleasure and opportunity of carrying out this exercise is often passed on to the parent, which in this case was Dr Abu Senkayi an environmental scientist himself.

Sala owes her success to the inspiration and support of her parents, and brother Ali Senkayi, an electrical engineer. She is also quick to mention the collective effort of many other community friends and relatives who encouraged her along her academic journey.

Dr Abu Senkayi, an official Buganda Kingdom representative in North America, also mentioned that Sala had been involved in planning for Buganda cultural activities in Dallas. In 2001, young as she was, Sala played a prominent role during Kabaka Ronald Mutebi’s, visit to Dallas. The same was the case when the Nnabagereka of Buganda, Sylvia Nnaginda, visited in 2005.

The Senkayi family, originally from Kibibi in Butambala, left Uganda in the 1970s and settled in the United States. They visit Uganda regularly and were here only last December, to participate in the Ugandan Diaspora conference the Serena Hotel. Dr Sala is also an active community organizer who spends time going to schools and colleges to talk about Environmental protection.

Besides her commitment to the community, Sala maintains a full time job in the same office block and department with her father, at the Federal Environmental Protection Agency (EPA). Her EPA mentor proudly noted, during the evening graduation dinner, that Sala is “a very dedicated girl, who takes her job very seriously and devotes a lot of time into everything she does.”

Before Sala joined her father as an EPA employee, the father remembers bringing her to the office on special days when employees are allowed to bring their children to the office. One could say that all this gave the little girl some early inspiration to follow in her dad’s footsteps.

But when asked why she chose environmental science Sala said: “I’m not trying to follow my dad’s footsteps per se, because I like Biology and my dad is a soil scientist. But I also like my dad because he is a cool guy!”

Sala says she enjoys her work environmental protection, and her fellowship in the Ugandan community. “Getting a degree is just part of the story” she says. “Making friends, helping each other, as Ugandan community members to advance each other, is what will help us succeed here in the Diaspora.”

With her five degrees, the single Dr Sala intends to keep her job at EPA, although she could go into academia; and she still cherishes working with children on environment-related programmes.

“I can now say that I’m free at last,” she says. “I have all the time I need to live and enjoy my life.”


Pulezidenti Museveni atunze ente 400 mu lufula y’e Luweero

By Musasi wa Bukedde

Added 15th August 2016


 Pulezidebti ( mu byeru) ng’aggulawo lufula.

PULEZIDENTI Museveni mulunzi era mu kiseera kino agamba nti alina ennume 400 ze yamaze okufunira akatale mu lufula y’Abamisiri ey’omulembe gye yagguddewo e Luweero. Lufula eno yagguddwaawo ku Lwokuna lwa wiiki ewedde.

Pulezidenti yagambye nti ennume zino bagenda kuziggya ku ffaamu ye, bazitwale bazirunde zisobole okutuuka ku mutindo oguvaamu ennyama etundibwa ebweru w’eggwanga. Lufula eno ey’omulembe eyitibwa “Egypt Uganda Food Security Ltd “ ng’esangibwa ku kyalo Nyimbwa mu Luweero, yeesudde kiromita 30 okuva mu Kampala.

Erimu ebyuma ebiri ku mulembe ebikozesebwa okulongoosa ennyama y’ente nga bitandikira mu kusalako omutwe, okubaagako eddiba n’okusala amagumba mu bwangu. Mulimu ebyuma ebiyonja ennyama n’ebyenda n’ebitundu ebirala mu ngeri ey’omulembe . Oluvannyuma ennyama eno egenda kutundibwa ku katale k’ensi yonna .

Lufula eno egenda kusala ente 400 buli lunaku ng’ennyama etwalibwa bweru w’eggwanga. Pulezidenti Museveni we yasinzidde okukunga abalunzi abalina ennume bazirunde mu ngeri esingayo okuba ennungi basobole okuziguza Abamisiri bafunemu ssente eziwera.

Bannannyini lufula eno baatandiseewo ekifo eky’enjawulo mwe bagenda okutendekera abalunzi ku mutindo gw’obulunzi bw’ente ogw’enjawulo ezituukana n’akatale kano.

Lufula eno yaakugaziyizibwa epakirenga ennyama mu mikebe gattako okulongoosa amaliba gakolebwemu ebintu ebiralaDayirekita w’ekifo kino, Sherif El Kallini yagambye nti bagula ekika ky’ente zonna omuli maleeto n’ez’olulyo lwa wano. “Wabula tusinga kwagala ente eriko ebiwandiiko ebiraga ebyafaayo byayo nga birungi era nga tesukka myaka esatu wabula ng’erina obuzito bwa kkiro 300 n’okusingawo.

Zino zivaamu ennyama egonda eyeetaagibwa ku katale k’ensi yonna . Buli kkiro tugigula wakati wa 3,500 /- ne 4,000/.,” bwe yagambye. Omukugu okuva mu yunivasite e Makerere, Denis Asizua yagambye nti ente erundibwa mu ngeri ey’omulembe nga ya nnyama, omulunzi alina okugirabirira obulungi.

 THE UGANDA MILITARY POLICE IS BUSY CONTROLLING THE REPUBLIC OF UGANDA AS DR OBOTE WANTED IT:

 

27 June 2016

 

The supporters of Prince Umar Asiimwe relocated to Dinners Restaurant along the Mbarara-Kasese highway where they reconvened to welcome Prince Asiimwe.

The police block people from accessing the venue for the meeting at Dinners hotel in Mbarara on Saturday. Photos/Wilson Asiimwe

Police has cordoned off and tightened security at the headquarters of the defunct Ankore Kingdom to block a demonstration organized by opposition factions to install prince Umar Asiimwe as the new king of Ankole kingdom.

Heavily armed anti-riot policemen and plain clothed security operatives were on Saturday deployed along the roads leading to the Kingdom offices in Kamukuzi ahead of an anticipated demonstration.

Police also ordered all the people who had gathered at the venue to leave.

The supporters of Prince Umar Asiimwe relocated to Dinners Restaurant along the Mbarara-Kasese highway where they reconvened to welcome Prince Asiimwe.  

Mbarara, DPC Jeffer Magyezi (in blue shirt) talks to Prince Umar Asiimwe( with a walking tick) after stopping the meeting at Dinners hotel in Mbarara

 


However, Police under the command of the district police commander stormed the venue and ordered the meeting to stop.

"We cannot allow the meeting to take place because there are two conflicting parties, they have to first harmonize to allow them," said Jaffer Magyezi, the DPC Mbarara before ordering all the people out of the hall.

He said that police had earlier cleared the group to hold its meeting at Kamukuzi council hall but William Katatumba, the chairman of Ankole cultural trust petitioned the police that it would cause chaos in the area.

"It's true we had cleared the meeting but another group has opened a case with police and we found it necessary to block the meeting and we shall also not allow the Katatumba group to hold any meeting before they harmonize because we have identified a lot of conflicts which may lead to violence," said Magyezi.

Max Muhumuza, the chairman of Abahinda Community Development Association, the group that had organized the meeting said that they had already petitioned the president and the speaker of parliament to intervene in the wrangles surrounding the restoration of Ankole kingdom.

 

Some of the people who had turned up for the meeting leave the venue after police blocked the meeting

 


"Ankore cultural trust is different from Nkore kingdom, I therefore don't see the reason why its members continue interfering with the affairs of the kingdom," said Muhumuza.

He said that the group was considering suing Ankore cultural trust for blocking their meeting because it had incurred a lot of expenses in organizing the it.

While addressing his supporters before the meeting, Prince Asiimwe said that he was the rightful heir to the throne and urged all the people to rally behind him so that he can restore the defunct kingdom.

"All the kingdom property has been sold off, people have forgotten their culture and we need to bring everything to order, we have moved in all the ten districts that make up Ankole and people are willing to offer us support," said Asiimwe.

William Katatumba, the chairman of Ankole cutural trust when contacted on phone said that he did not know the group and that he ordered for the blocking of the meeting because it would divide the people.

 

 

Obwakyabazinga lwe baabugabira mu kkooti mu 1962 WANO MUNSI EYE BUSOGA.
(Ensi Uganda yali tenaba kufuulibwa Republic. Mu Democratic Republic temubeera nakamu bafuzi ba nsikirano).
 
 
Sep 16, 2014
 
Amatikkira ga Kyabazinga Gabula Nadiope gaabaddewo ku Lwomukaaga, kyokka Omulangira Wambuzi yamaze kusingibwa musango mu kkooti. TOM  GWEBAYANGA akulaga ebyaliwo mu 1962, Sir William Wilberforce Kadhumbula Nadiope bwe yalondebwa ku Bwakyabazinga.  
 
ENGERI Omulangira Gabula Nadiope 1V gye yalayiziddwa ku Bwakyabazinga bwa Busoga enzijukizza ebyaliwo mu 1962 nga  Sir William Wilberforce Kadhumbula alondebwa ku kifo kye kimu.
 
Kyabazinga Gabula Nadiope muzzukulu wa Kadhumbula Nadiope. Gabula yalondeddwa Abalangira 10 ng’Omulangira Muloki taliiwo, ne ku luli mu 1962, Wako Muloki (taata w’Omulangira Wambuzi eyawanguddwa) teyaliiwo nga balonda Nadiope  ku Bwakyabazinga!
 
Mu 1962, Muloki yakifuuwa akizza munda, bwe yava e Nairobi mu Kenya ng’Obwakyabazinga  Nadiope abututte ne biggweera mu Kkooti nga bwe kiri kati.
 
Ponaiyano Kayanga (70), Ssentebe w’ekika kya Baise Musuubo, anyumya katemba eyaliwo.
 
“Ameefuga ga Uganda bwe gaayengera, Abazungu baayagala buli kitundu kibe n’omufuzi w’ennono anaakikiikirira ku mukolo gw’ameefuga. N’olwekyo Busoga yalina okulonda Kyabazinga kuba embiranye eyaliwo wakati w’Abalangira Nadiope ne Muloki efaanana n’ebaddewo.
 
 “Muloki yali awang’angukidde e Nairobi mu Kenya olw’ensonga z’ebyobufuzi kuba yali wa DP lukulwe, ng’atya gavumenti ya Dr. Obote eya UPC okumutuusaako obulabe, kuba ekisanja kye okuva mu 1955 okutuusa mu 1961 yagattikamu ebyobufuzi. 
 
 “Aba ali eyo,  Abazungu ne bassaawo nsalesale buli kitundu kireete amannya g’abafuzi b’ennono, ekyawawaliriza Olukiiko lwa Busoga okutuula  mu bwangu ne lulonda Nadiope.
 
‘Muloki yadda  kipayoppayo n’awawaabira Kyabazinga Nadiope nti yali tasaana, omusango ne gutandika okuwulirwa.
“Omusango gwazuuzumba okumala ebbanga , Omulamuzi  eyali Omuzungu  n’agutyemula nti, ‘Muloki osinze ensonga, Nadiope osinze omusango!’
 
Abantu baasooka kuwugulala ng’amakulu g’ensala gabalemye okutaputa, Omulamuzi n’atangaaza nti, ‘Muloki asinze ensonga kuba  lwe baalonda teyalumanya n’atajja, ate Nadiope asinze omusango kuba yaliwo n’ebyaliwo n’abyetabamu,” olwo ne bafubutuka mu Kkooti wakati mu nduulu ey’oluleekereeke!
 
Emmanuel Babalanda, omukiise mu Lukiiko lwa Busoga agamba nti ebivvulu by’okuwangula omusango byamala mwezi mulamba!  Muloki yabimma amazi okutuusa mu 1994 lwe yaddamu n’alondebwa okutuusa lwe yakisa omukono mu 2008.
 
WAMBUZI YABADDE WA?
 
Kyokka weebuuze nti kiki ekyasubizza Omulangira Wambuzi Obwakyabazinga? Yabadde wa nga balonda! Okuva mu 2008, Muloki bwe yafa, entalo z’obusika zikwajja era yadde Gabula yalondeddwa, tezinnaggwa.
 
Nga 30 October 2008, Abalangira 7 baakung’aanira e Bugembe ne balonda Wambuzi kyokka gye byaggweera ng’Abalangira abamu bamuwakanyizza era e Bugembe baavaayo misinde nga beekunkumula olw’eddagala erisiiwa lye baabayiwa mu makanzu!
 
Abaawakanya baali bawagizi ba Gabula wabula bali baagenda mu maaso ne batwala Wambuzi ku kasozi Mpumudde we bakolera emikolo ku Kyabazinga omuggya, waayita lumu abakungu b’e Bugembe ne bamwanjulira Olukiiko ne lumukakasa.
 
Kino tekyagaana bali kugenda mu maaso na kuwakanya, ekyawaliriza Pulezidenti Museveni okubiyingiramu, aba Wambuzi baalemerako.
 
Nga 5 October 2009, Abalangira 7 baalonda Gabula ku Busoga Square, baba bamutwala ku kasozi Mpumudde ne basangayo Poliisi n’amagye ne gabafubutula.
 
Oluvannyuma, Museveni yatuuza Abalangira bonna ne basazaamu okulondebwa kwa bombi, n’abasaba baddemu balonde wabula Wambuzi , ng’asinzirira ku nsala ya Kkooti y’e Jinja, yalemerako. Kino kye kyavuddeko okwepena enkiiko zaabwe, ne yeerabira nti yali alina kubeegattako abatokote ng’ali munda. Laba bwe bamugabako ekintu ng’ali mu Lubiri lwa kitaawe e Nakabango, ekyesudde kiromita 7 zokka okutuuka we baagabidde obwami!
 
 
Kamuswaga, Mengo in row over property, recognition
(There are no hereditary rulers in a Democratic Republican state)

Publish Date: Sep 14, 2014

                      

By John Semkula

 
KAMPALA - The fight for properties and recognition is soiling the relationship between Kamuswaga Apollo Ssansa Kabumbuli II of Kooki and Mengo.
 
It is understood that the Kamuswaga is extremely bitter with Mengo for refusing to return 13 land titles belonging to Kooki and failing to accord him the respect he deserves.
 
Sources say the Kamuswaga has decided to distance himself from Mengo and ally with other aggrieved chiefs in the kingdom, such as Ssabanyala Baker Kimeze.
 
The land titles in question are part of the bulk the central government returned to Mengo recently, following the signing of a memorandum of understanding with the cultural institution last year.
 
Kamuswaga’s spokesperson Stanley Ndawula told Saturday Vision that they were surprised that Mengo chose to retain the 13 titles that belong to the Kamuswaga and Kooki.
 
“Since the agreement between Mengo and the Government states that areas with cultural institutions should retain their administrative units, I don’t see the reason why Mengo should keep our land titles,” Ndawula said.
 
He added that they want Mengo to respect the agreement, even if it has some bitter pills.
 
But Buganda spokesperson Sengendo Walusimbi said the Kamuswaga should direct his grievances to the central government, not Mengo.
 
“The titles which were returned had been confiscated by the Obote’s government from Buganda, not Kooki,” Sengendo said.
 
The tension is reportedly fuelling secession sentiments in Kooki, although Ndawula said the issue could not cause a break-away.

 

 

September 1, Kamuswaga, the Ssabanyala and Ssabaruuli Constantine Butamanya Mwogeza petitioned the Government against the planed handover of 84 other properties to Buganda.

 
The handover was supposed to take place last week, but was postponed on grounds that President Yoweri Museveni, who wanted to grace the function, was committed.
 
The Kamuswaga is also reportedly unhappy with the way Mengo officials treat him. Ndawula noted that whereas the Kamuswaga is an independent cultural leader in Buganda, like the Kabaka, he is being treated like a county chief.
 
“The Kamuswaga is supposed to have an official chair in Buganda’s parliament. That provision has never been implemented by Mengo, leaving him with no representation in the Lukiiko,” Ndawula said.
 
He added that after the installation of the Kamuswaga, a supporter bought him a special chair to sit on during the Lukiiko, but some officials in Mengo blocked him from using it.
 
“Some people in Mengo do not want to recognise the ‘Kamuswagaship’, but we are not going to allow that,” he said.
 
Kooki became part of Buganda Kingdom in 1896 following an agreement between then Kabaka Mwanga and Kezekiah Ndahura, the then Kamuswaga.
 
Ndawula explained that in the agreement, the Kamuswaga remained a hereditary cultural leader, who is not appointed by the Kabaka, like the other 17 county chiefs.
 
But Sengendo maintained that Kamuswaga is a county chief, citing the Constitution of Uganda, which states that Kooki is part of the kingdom.
 
He advised Kamuswaga’s officials to read the 1896 agreement, which the then Kamuswaga signed with Buganda. “The Kamuswaga gave the county to Buganda and that was all.”
 
Mmengo nate egezaako okubanja ssente za Muteesa House, London, UK. Ekizimbe kino e Bulaya kyatundibwa mukavuyo kokulanga Uganda okuba Republic  mu Central Government ya Obote 1966:
Kampala | Apr 30, 2015
 

Bya DICKSON KULUMBA

MMENGO etegeezezza nti ensimbi ezaabalirirwa mu nju ya Muteesa House e Bungereza obukadde bwa pawundi butaano nga zino Gavumenti ya wakati z’erina okuliyirira Obwakabaka bwa Buganda olwa Gavumenti ya Uganda okutunda enju eno.

Katikkiro, Charles Peter Mayiga ye yayogedde omuwendo guno bwe yabadde ku mukolo gw’okujjukira ebirungi ebyakolebwa omugenzi, Abu Kakyama Mayanja mu kuzzaawo Obwakabaka bwa Buganda obwali busaanyiziddwaawo mu 1966, gavumenti eyali ekulemberwa Milton Obote n’ewamba ebintu bya Buganda nga gwabadde ku Sheraton Hotel ku Lwokubiri.

Mayiga yagambye nti, “okusinziira ku ndagaano gye twakola ne gavumenti, erina okuliyirira Obwakabaka olw’enju eno eyatundibwa kubanga yali yaffe nga twagibaliriddemu obukadde bwa pawundi butaano.”

Katikkiro Mayiga ye yabadde omwogezi omukulu ku mukolo n’alaga nti Abu Mayanja yakola kinene mu kukumaakuma Bannayuganda nga basinziira ku nju eno n’ategeeza nti Mayanja yali omusajja Omuganda kyokka ayagala ennyo ensi ye Uganda. Obukadde bwa Pawundi 5 bulimu eza Uganda obuwumbi 23 shillings.

Omukolo guno gwategekeddwa aba Abu Mayanja Foundation ekibiina ekitumbula omugenzi bye yakola. Dayirekita w’ekibiina kino, Uthman Mayanja yeeyamye ku lw’abaana b’omugenzi, okuteeka ekiragiro kya Katikkiro mu nkola eky’okuwandiika ekitabo ekirambulula Mayanaja bye yakola.

Mariam Nasejje Mayanja, nga mukyala w’omugenzi era Minisita mu gavumenti ya Kabaka yategee¬zezza nti Abu Mayanja yali musajja ayagala Kabaka we ng’olumu yavaako mu mmotoka n’afukamira nga Kabaka amukubidde essimu n’ayongerako nti guno gwabadde mulundi gwa kutaano ng’omusomo ogwejjukanya ku bye yakolera ensi, gutegekebwa okuva mu 2007.

Mayiga bwe yabuuziddwa oba wakyaliwo omukisa gw’okukola ekibiina ky’obufuzi ekyefaananyirizaako Kabaka Yekka ekyaliwo mu myaka gy’enkaaga, yagambye nti kizibu mu kiseera kino kubanga Kabaka w’abantu bonna n’asaba abantu okulwanirira ensonga Ssemasonga ettaano. (One wonders in these times what political party to this prominent citizen of Uganda belongs?)

Nb.

Banange Kabaka wa Buganda si Pope.

Afuga nsi ye wekoma. Anaaba atya owabantu bonna nga ate newuwe taliyo oba talinayo.

 

Jinja Market in Busoga Kingdom has a new building that is already cracking away. It cannot be condemmed!

 

Poor workmanship. Dodgy Work. Unprofessional. Only looking for votes.

 

PHOTO BY MOSES OKEYA

 
By ISAAC MUFUMBA

Posted  Friday, May 22  2015 

IN SUMMARY

Jinja Central Market was commissioned last year in November by President Museveni and became operational in February. However, barely six months later, the market has developed cracks and is flooding, which has left many traders counting losses.

 

He wriggles through the mass of bodies standing on either side of the narrow corridor leading to his office. Jinja Mayor, Haji Muhammad Kezaala, cannot freely access his office. He is a besieged man.

The siege has been on since the night of April 3 following a downpour that resulted in flooding of the newly-constructed Shs28b Jinja Central Market. This left many traders counting losses after water leaked into hundreds of stores causing extensive damage to merchandise, mostly stuff such as sugar, rice, maize flour and beans.

“My entire stock was purchased using a loan from a micro finance (institution). I have fallen back on payments. If I don’t sell the few household items I have, I will end up in prison,” says Hajati Masitula Namwebya.

Help needed
Namwebya is one of the many besiegers, mostly female market vendors, who are demanding that Kezaala either gives them financial relief or helps negotiate with the Micro Finance institutions that had lent them working capital.
“I would love to help, but I don’t have the resources to generate the working capital that some of them are asking for. I am just trying to engage the financial institutions,” says Kezaala, with exasperation written all over his face.
The flood came less than three weeks after massive cracks were discovered in parts of the market. The market, which was constructed through the African Development Bank (ADB) under Markets and Agricultural Trade Improvement Programme (MATIP- 1), was commissioned by President Museveni on November 17, 2014. However, it became operational in February.

Within less than five months of occupying it, the vendors have jubilated and wept bitterly in equal measure. If the words of Muzamil Musenero are anything to go by, it is a facility that they love and hate.
“We don’t know whether to laugh or cry or do both. Sometimes it makes us deliriously happy, but then something happens and we end up sad,” Musenero says.

Matters of contention
Kezaala, who claims the town’s officials were denied access to the site during construction, blames everything on Ms Vambeco Enterprise for carrying out substandard work.

“We wanted to supervise this work as local leaders, but we were denied a chance. We weren’t even allowed to step inside during the construction. I am therefore not surprised when I see the magnitude of defects,” he says.

Traders have since complained about the size of the stalls, which they claim are too small, adding that the structure’s drainage system cannot mitigate the effects of flooding.

The resident director of Vambeco in Jinja, Budget Mugabirwe, denies having refused the town’s leadership access to the market during its construction.

“Vambeco never did anything outside the plans, which were approved by Jinja Municipal Council, the Ministry of Local Government and the Ministry of Works. We were also supervised by Arch Design,” he says.
An April 9 letter from the Acting Permanent Secretary Ministry of Local Government, Patrick Mutabwire, to Arch Design would appear to absolve Vambeco.

“The drainage system was silted hence causing flooding of the market. Furthermore, the drainage of water towards the private developer’s plot were blocked causing backflow and consequently flooding of the market,” the letter reads in part.

Game plan
Jinja Municipal Council Engineer Saidi Muhammad, says much as the blockage was outside the construction site, it had a negative effect on the flow and that the council is working with Ms Birus Services Limited who are developing the adjacent plot to rectify the problem.

Mutabwire’s letter, however, advises Vambeco to redirect water from the entire roof to discharge outside the market and construct new appropriate drainage channels, extend the roof near the open spaces and reinforce or replace the roof drainage gutters.

So why didn’t the contractor do so?
“We built according to the plans that were provided. We neither drew up nor altered the design. If you cared to look, you will notice that this plan and design is similar to other ADB funded markets in other locations and I am sure the contractors there followed the plans they were provided with,” he says.

Where is the problem?
This makes us wonder why the firm is implementing the directives issued by Ministry of Local Government. 
When asked about the same, Mugabirwe says: “Those are new designs, which were never part of the original contract. It is a new piece of work that we have to be paid for.”

 

 

The Speaker of the Uganda Parliament, Ms Rebecca Kadaga

Parliament speaker Rebecca Kadaga’s warning to western Uganda politicians meddling in Busoga politics has drawn both support and condemnation.

Among the most damning reactions was that of Amama Mbabazi, the former prime minister now pushing to take over both the NRM and the government.

In a video that has been circulating on social media, Kadaga mentions names of prominent politicians from western Uganda, who she accuses of using Basoga for their selfish agendas. She says she is aware of meetings convened at night in Busoga on behalf of Mbabazi.

Since the start of the 9th parliament, the relationships between Kadaga and President Museveni and Mbabazi and Museveni have gone in opposite directions. Kadaga gained acclaim from opposition politicians for her apparent ability to stand up to an overbearing executive; but some now see her as more acquiescent to Museveni.

Meanwhile, Mbabazi, who started off as President Museveni’s blue-eyed boy, has now become the closest politician to Museveni to try to force the president into retirement. At the same time, the relationship between Kadaga and Mbabazi has always been icy, with the speaker openly critical of Mbabazi’s time as leader of government business.

In an interview with The Observer last week, Kadaga, the woman MP for Kamuli, defended her remarks, saying: “No, but why should another tribe decide for another tribe? The Basoga are a tribe of four million people. Why should a Mukiga decide for us or a Munyankore for that matter?”

NOT NATIONAL

On Monday, during the Ask Amama session with journalists, Mbabazi was asked what he made of Kadaga’s warning against western politicians.

“Which Kadaga is this?” Mbabazi said rhetorically. “The speaker of parliament?... I am surprised, and I don’t want to give credibility to this sectarian talk because it is really pedestrian.”

Mbabazi said Kadaga was speaking out of desperation.

“I think I have heard what Kadaga has been saying, but I have no idea about it. She should desist from sectarian talk because it’s not reflective of a national leader,” Mbabazi said.

Earlier, during NTV’s Sunday show Fourth Estate, Mbabazi denied fighting Kadaga. He promised to discuss the matter at an appropriate time and in a right forum.

“The right Honourable Kadaga, yes, I have heard her calling me all sorts of names, complaining that I am fighting her. It’s not true, I am not fighting her, I have no reason to do so,” he said.

“She is saying that I cannot be president of Busoga because how can I be a president of Busoga [when] I am a man from Kanungu and she says she is not sure whether I am a Rwandese or a Congolese. Well, those are serious statements from a national leader and I think at an appropriate time and in a right forum, we will discuss that.”

OTHERS WEIGH IN

Frank Gashumba, a media commentator, said Kadaga’s remarks belong to the stone-age.

“That talk [by Kadaga] to me, [belongs to the] stone-age and it’s very wrong of Kadaga to advise Basoga not to associate with other tribes because we are all one and I don’t agree with tribal sentiments,” Gashumba said.

Martin Muzaale, the Buzaaya MP (NRM), said he was not aware of meetings being convened by non-Basoga in Busoga to undermine local leaders.

“I have not heard of Mbabazi coming to Kamuli to meet people, but he who alleges must prove when and where those meetings took place,” he said, adding: “…Kadaga is a national leader and she knows very well what she says means. Personally, I agree with one thing that Uganda is one people.”

Ofwono Opondo, the executive director of the Uganda Media Centre, jumped to Kadaga’s defense.

“I think she is right because people who are not residents in a particular area should not impose candidates on the area because it’s not proper even within the constitution.”

Charles Rwomushana, the former head of political intelligence in the Office of the President, said Kadaga’s statements were motivated by stress.

“It’s counterproductive on her part but you need to understand her levels of stress because the politics of Mbabazi and Museveni hinges on hatred,” Rwomushana noted.

He explained that the “system is designed in such a way that they [Kadaga and the likes in NRM] destroy Amama [Mbabazi]…” 

walusimbideo@gmail.com

89.2