BAZUUKULU BA BUGANDA RADIO INTERNET.COM 88.8/89.2
MAY NGA 24 BULI MWAKA OMUGANDA ALINA OKUJJUKIRA OLUTALO LW'OBOTE OKUWAMBA OBUGANDA. OBWAKABAKA BWA BUGANDA BWAVAWO. ENSI REPUBLIC NEYIYIZIBWA. 
Mmengo erabudde abawandii
sa abantu abali ku Ttaka ly’Obwa
Kabaka
May 05, 2015
Kyewalabye (ku ddyo) ng’ayogerera mu musomo.
 

Bya Musasi waffe


AKULIRA ekitongole ky’ebyettaka mu bwakabaka ekya Buganda Land Board (BLB):


Kyewalabye Male, alabudde abaami ba Kabaka abagenda okwenyigira mu kuwandiisa ebibanja by’abasenze ku ttaka ly’Obwakabaka beewale obukumpanya n’emivuyo kuba bayinza okusibwa.

Yagambye nti wadde ng’enteekateeka eno egenderedde kuyamba bantu ba Ssaabasajja kufuna biwandiiko ebituufu mu mateeka ku bibajnja byabwe, wandibaawo bannakigwanyizi abayinza okukozesa omukisa guno okwenoonyeza ebyabwe.

Bino Male, eyabadde n’abakozi ba BLB ne katikkiro w’ebyalo bya Kabaka,  Lubega Mutunzi, yabyogedde   mu kuggalawo omusomo ogwetabiddwaamu Abaamagombolola, Abeemiruka n’Abatongole mu ssaza ly’e Kyaggwe ku mbuga ya Ssekiboobo e Mukono ogwategekeddwa okubabangula ku nkola gye bagenda okugoberera nga basomesa n’okuwandiisa abasenze ku ttaka ly’Obwakabaka. Enteekateeka eno yatandika nga May 4, 2015.

Ssekiboobo Benjamin Kigongo yagambye nti ebibanja ebitalambuddwa si bya kuwandiikibwa olw’okwewala enkaayana.

Nb: Ekizibu ky'abaami ba Ssabasajja kyelaga kyoka. Baddidde abobuyinza babiri babateese mu kalo ka Buganda akedda. Ebyawandiikibwa bitugamba ki? Toyinza kuwuliriza bakama bo babiri. Oleka ko omu okumuwulira nowulira omulala. Tugambe ki? Mufumbiro bwemufumbiramu abafumbiro abangi Mmere kiki eyo evayo?

Genda mukalo kafe wano e Buganda. Owe Gombolola atuuka okubuuza ettaka lye kitebe kye werikoma. Bamugamba kimu. LC 1 yaliteekako ba Investor abava e Buyindi. Ate ekubo elyaffe eryedda elyayita wano ku Saza lya Kangawo. Olwo Kangawo abuuza: Bamugamba kimu. Disi yasibawo Sengenge ensonga zino ziri mu National Land Board. Okunsiba Sebo Mwami tekulimu. Tonda bwatakuuma abakuuma bakumira bwerere Jjajja. Kugwa mubunya bwewesimira nga olaba. Kitalo nyo.


Bazudde obulyazama

nyi bwe ttaka lya Buganda  mu ofiisi ze Wakiso:

By Rogers Kibirige

Added 30th September 2016


Ying. Sabiiti (owookubiri ku ddyo) ne babaka banne nga baliko bye babuuza omukozi mu minisitule y’ebyetta e Wakiso (ku ddyo).

Bya ROGERS KIBIRIGE

EMIVUYO egiri mu ofiisi ya  minisitule y’ebyettaka esangibwa  e Wakiso ku kitebe kya disitulikiti  giwuniikirizza ababaka.

Ng’oggyeeko okuba ng’abakozi  abamu tebasobola kunnyonnyola  ngeri gye bakolamu emirimu,  bangi mu ofiisi zaabwe bawunyamu  mpunye. Batuuka kikeerezi  ate bwe ziwera 6:00 ez’omu  ttuntu ng’abamu bannyuka.

Bakozesa bboggo eri abatuuze  ate abalala empapula zaabwe  teziwera.  Ono ye kacica muyite cculugu  ababaka ba palamenti abaalambudde  ofiisi za minisitule  y’ebyettaka zino ku Lwokusatu  gwe baasanzeeyo.

Ababaka abaakulembeddwa  ssentebe w’akakiiko akalondola  enkola y’emirimu aka (Physical  infrastructure Committee) Ying.  Denis Sabiiti (Rubanda) baategeezezza  nti kyannaku okulaba  ng’abakozi ba Minisitule ab’e  Wakiso babonyabonya abantu ne  babatambuzanga okubakolera  ku nsonga z’ettaka kyokka bwe  bamala ne babamma ebyapa.

Sabiiti yayongeddeko nti baazudde  nti abakozi ba Minisitule  balina obutakkaanya n’abakola  mu ofiisi y’ebyettaka eya disitulikiti  y’e Wakiso ekireetedde entambuza  y’emirimu okuzingama.

Kwe kusaba minisitule  n’abakulembeze ba disitulikiti  okugonjoola ensonga eno mu  bwangu.

Yayongeddeko nti n’abakozi  abasangibwa mu kifo abantu we  batuukira, engeri gye bakwatamu  bakasitoma n’abagenyi eraga nti  si batendeke kimala era beetaaga  okuddamu okubangulwa mu  bwangu.

Yategeezezza nti byonna bye  baasanze e Wakiso, bagenda  kubikolamu lipooti bagitwale mu  palamenti y’eggwanga ekubaganyizibweko  ebirowoozo.

 Baalabudde nti ssinga minisitule  y’ebyettaka tetereeza bizibu biri  Wakiso, eggyibwewo kuba ebeera  tegasa Bannayuganda.

Ye ssentebe  wa disitulikiti  y’e Wakiso,  Matia Lwanga  Bwanika yategeezezza  nti ebbanga lyonna abadde  yeemulugunya ku ngeri abakozi ba  minisitule gye bakolamu emirimu  nga teri avaayo.

Yasabye nti ababaka bye bazudde  bireme kukoma mu lipooti,  wabula abavunaanyizibwa ku mivuyo  egiri mu minisitule ne ofiisi  y’e Wakiso, bakolweko.

Nb

Abakozi bano batukiriza mulimu gwa Bible ogwayogerwa ko Jjajja Isa Masiya 10/40 AD. E Buganda nakatono kolina nako kalikujjibwako nekaweebwa alina ekingi enyo.

Buganda Land Board’s Chief Executive Officer Kiwalabye Male

The Buganda Land Board wrote to the Uganda National Roads Authority (Unra) commission of inquiry raising concerns on land compensation.

The board noted that the Kabaka has never been compensated since the inception of Unra and that they demand nearly Shs 10 billion for Unra’s failure to pay the Kabaka. This prompted the commission to ask the Buganda Land Board chief executive officer, David Kyewalabye Male, to re-appear at the inquiry.

The inquiry, chaired by Justice Catherine Bamugemereire, has commissioners Patrick Rusongoza, Abraham Nkata, Ben Okello Luwum and Richard Mongati, with Andrew Kasirye as lead counsel. ZAHRA ABIGABA brings you excerpts from the proceedings:


Kasirye: What is your name?

Kyewalabye: I am David Kyewalabye Male.

Kasirye: How old are you?

Kyewalabye: I am 46 years old.

Kasirye: What do you do for a living?

Kyewalabye: I work as the chief executive officer of the Buganda Land Board.

Kasirye: When did you join the Buganda Land Board?

Kyewalabye: Since February 2007.

Kasirye: What is the Buganda Land Board?

Kyewalabye: The Buganda Land Board is a company mandated with the management of all the land vested in his royal highness the Kabaka of Buganda. This mandate includes the collection of all rental and related income accruing from the use of the Kabaka’s land, including compensation by the state and related organs or bodies.

Kasirye: What are the complaints you are bringing on behalf of the Kabaka and the Buganda Land Board against the Uganda National Roads Authority?

Kyewalabye: Our complaint as the Buganda Land Board on behalf of the Kabaka is with regard to the failure and the refusal by Unra to provide the Kabaka with compensation for the use and acquisition of large tracts of land in spite of various demands and reminders to pay. My lord, what puzzles us is that leasehold tenants and bibanja tenants continue to be compensated while the Kabaka is completely ignored.

Kasirye: Do you know the roads /areas affected and Unra never compensated?

Kyewalabye: The areas include Kibuye-Entebbe phase 2 which was completed in 1998 but up-to-date we have not seen any attempts at payment for Kibuye-Zzana (a 5km stretch), Kampala Northern bypass, Masanafu-Bukalagi-Namungona-Kasubi; all these have not been compensated yet works are going on. Then we have got the Entebbe expressway, which also includes the Munyonyo spur, Kigo, Lunya, Buggu-Kibiri-Kirindi and Mutungo, Mpigi-Maddu, Sembabule road, Lukalu B, Kiriti Sabwe hill, Kabasanda, Mirembe and Ngomanene villages. Mukono-Kyetume [the famous Katosi road], Kisoga-Nyenga road and the affected areas include Kiyola, Katosi central and Kiwologoma villages.

Kasirye: Are there any other complaints you have to table before the commission?

Kyewalabye: Yes, my lord. There are titles given to third parties on the Kabaka’s land without going through the normal process and the areas affected are Munyonyo block 255 and plot 98. The Uganda land commission issued these titles [but] they were fraudulently acquired.

Kasirye: What does that particular road have to do with Unra?

Kyewalabye: The claimants at Munyonyo road have already contacted Unra with their fake titles and compensation is done. Again, the same block 93 where the Catholic shrine is, Mr Obey got the titles on the same piece of land and claims have been passed on to Unra and Unra seems to have recognised it and we are asking for the titles to be recalled and cancelled.

We, therefore, request the commission to go on with the investigations and verify all titles issued on this land before any payments are being made. Otherwise, we will suffer irrecoverable damages if these dubious payments are made at our own expense. And our humble prayer to the commission is that, ‘make all necessary recommendations to enable the payments of all dues that are by law ours.’

Kasirye: Is there any other thing you would like to add?

Kyewalabye: The issue with Kampala northern bypass, Unra took titles and has not returned them. Unfortunately, the Kabaka’s land titles comprise huge chunks of land, like 300-600 acres of land. Unra takes land titles and takes ages without returning them and this affects other tenants on the Kabaka’s land.

Kasirye: Do you know how much Unra is supposed to pay Buganda Land Board?

Kyewalabye: Yes, my lord. It is close to Shs 10 billion.

Kasirye: And do you know the acreage of land to be compensated?

Kyewalabye: Yes, my lord. It is close to 70 acres of land. And if Unra fails to pay the Buganda Land Board in the given time we have given them, then the matter will be taken to court.

Mongati: Mr Kyewalabye, I just want clarification. The normal procedure is that when they are paying kibanja owners, the mailo owner or superior owner must approve. Has this been done?

Kyewalabye: In some cases, my lord, but not all.

Mongati: So, are you saying that bibanja owners have been paid sometimes without the consent of the owner?

Kyewalabye: Yes, my lord.

Mongati: Do you know these cases?

Kyewalabye: Yes, my lord. We have evidence, for instance on the Mpigi-Maddu road, but I think they are quite a number of them.

Nkata: Is the Kabaka’s land, wherever it is available, well demarcated? Are there maps and plans one can see?

Kyewalabye: Yes, my lord. We have titles and in some areas the boundaries have been opened, but various consultants have been involved in these processes. They know how best you can arrive at this.

Nkata: For the interest of the general public, do people know where the Kabaka’s land starts and stops, especially in the central region?

Kyewalabye: Yes, my lord, they do.

Nkata: Soon Salama road is going to be worked on and I am aware that there are multiple land tenures on that road and the issue that has always been contagious is people claiming that they are on Kabaka’s land. Then there are also princesses and royals on that land that claim that it is their land and also landowners. Has this matter been clarified because, as the Munyonyo road will be worked on, this matter is likely to delay the public good because of that unclear demarcation of land? Can you assure the public that this matter has been sorted?

Kyewalabye: Thank you, my lord. As you are aware, the Kabaka is a land title holder, not kibanjas holder; so, once it is titled land, it is very clear with demarcations and we work with land surveyors. And even the various royals who hold land, they are also indicated on the titles and the 1993 Act that invested the land to Kabaka indicates the royals; either it’s the Namasole, Katikkiro, Omulamuzi. But once we have the titles, that is no problem.

We have always requested Unra to work with Buganda Land Board when it comes to Kabaka’s land. The Kabaka is a very big landlord, not somebody who just holds two or three acres of land. We are very committed to this because we are interested parties to the development of this country and, in any case, when these roads are done, the Kabaka benefits more because it uplifts the value of the land.

Bamugemereire: Thank you very much and we appreciate that you have found the commission useful in assisting you to investigate this matter further. We will do our best and I hope that you find the answers.

azabigaba@gmail.com

Company eno ekunganya rent okuva mu bagagga be ttaka mu kibuga Kampala elabika esasula URA omusolo munene ddala okukulakulanya ensi ya Uganda. Naye no enfuna ya sente ebiro bino siyamulembe nakamu kubapangisa b'ettaka. Ggwe ate oba ne company ya UNRA company ngagga nyo.

   

 
Kattikiro wa Buganda akyaye okwanirizibwa nga Kabaka wa Buganda---Owebweru?
 
On January 28, 2015, in a move that may surprise both his admirers and detractors, the Katikkiro of Buganda Charles Peter Mayiga announced that Buganda chiefs and other hosts must stop welcoming him to their areas in a manner which should be reserved for the Kabaka. The televised announcement came after more than a year of complaints by Baganda of different walks of life that the Katikkiro was trying to replace centuries-old Baganda cultural institutions and traditions by expanding his powers and responsibilities beyond what the Baganda constitution (Ennono) allows.
 
 

Addressing Ssaza (county) and Ggombolola (sub-county) chiefs, at Bulange Mengo, the Katikkiro told them that going forward, they must stop welcoming him in a style that befits the Kabaka. People must stop erecting archways (ebiyitirirwa) for him, prostrating before him and doing other things that should be reserved for welcoming the Kabaka. Speaking in Luganda, Mayiga said, “In the past I have been to many events where I am inappropriately welcomed, although I cannot blame you because of the high excitement you may have. However, you must reserve those types of welcomes for the Kabaka.”

Since he got his job, Mayiga has endured frequent criticism from members of the Buganda royal clan (Abalangira), Baganda youth organizations (Nkoba za Mbogo, BANGAWA and Ffe Buganda Nze Buganda), Baganda groups in Diaspora and many ordinary Baganda who accused him of, among other things, attempting to destroy Buganda’s cultural foundation. The fact that Katikkiro Mayiga has been a key player in several widely unpopular Buganda deals with President Museveni (Regional Tier and MOU) and, recently, the Aga Khan plan to commercialize the Kabaka’s Palace, has widened the divide between the Katikkiro and traditional Baganda of all shades.

One of the most visible and contraversial practices by Katikkiro Mayiga is his use of a large motorcade, with a heavy detail of AK-47 totting Uganda Special Forces soldiers which project military power on his tours around Buganda. And the fact that the tour organizers often erect archways (ebiyitirirwa) and hire boda-bodas (motorcycle taxis) to enhance crowds and excitement.  Many traditional Baganda allege that this is clear evidence that Mr. Mayiga is trying to overshadow the Kabaka and isolate him from his people. Mr. Mayiga’s announcement on Wednesday seems to have been directed at addressing this issue.

Notably, one group of people that has consistently stood behind Mr. Mayiga and his programs are certain Kampala traders, money lenders, sports betting operators and local real-estate investors. And for the most part, Mr. Mayiga’s wealthy supporters have helped him raise billions of shillings under his Ettofaali campaign. Even most of his detractors privately admit that Mayiga has done an impressive job in inspiring Baganda to wake up and believe that they do not want to be victims forever. Lately, however, there are signs that both Baganda and other Ugandans are starting to develop Ettofaali fatigue and the awakened Baganda seem to be expecting Katikkiro Mayiga to start delivering from the billions of Shillings that he has collected.

The audio recording below is one example of the many speeches that have been made in protest of  Mr. Mayiga’s policies. Ow’ek. Ssewava Sserubiri, former minister in Buganda Government, made that speech in mid-2014, at a party organized by Nkoba za Mbogo student’s organization.

Audio Player
  

EKIKA NJOVU.


OMUZIRO:NJOVU


AKABBIRO

NVUBU.


OMUTAKA

MUKALO


OBUTAKA

KAMBUGU

Buliji.


ESSAZA

BUSIRO


OMUBALA

Esimbye amasanga, Nakate ajja.



EKIKA MBWA


OMUZIRO:MBWA


AKABBIRO

Kyuuma kye basiba mu Mbwa.


OMUTAKA

MUTASINGWA.


OBUTAKA

KIGGWA


ESSAZA

BUSUJJU.


OMUBALA

Goba Omukazi oleete Embwa.


Arch-Bishop we York, Ebulaya akakasi

zza nti Ssekaba

ka Daniel Mwanga II Basammu

la

Butagali, talagira nga kutta kwa Bishop Hanning

ton omwaka 1888:

 

Archbishop of York commissions Hannington sanctuary in Busia, Uganda.

L-R: Tororo Catholic Diocese Bishop Emmanuel Obbo, Bukedi Diocese Bishop Simon Bogere Egesa, Archbishop of York John Sentamu, chairperson of the Uganda Judicial Commission Justice James Ogoola and former Bishop of Bukedi Diocese Nikodemus Okille pose in front of a tree in Budimo village, Busia District, where the remains of the bishop were kept for four days during 1888.

PHOTO BY DOMINIC BUKENYA


By Henry Lubega


Posted  Friday, February 20  2015


Traditional, religious and political leaders in Uganda, Kenya and York in Britain have paid homage to the late Bishop of the Equatorial Africa James Hannington at the Hannington Shrine in Budimo village, Busia District.

Religious leaders led by Archbishop of York John Sentamu, Bishop of Bukedi Diocese Simon Bogere Egesa and Bishop of the Catholic Archdiocese of Tororo Emmanuel Obbo among others, attended the function on Wednesday.

For the first time in more than a century, the great grandsons of the chiefs of the two kingdoms where Bishop Hannington was loved and where he was killed, met.

Chief Luba Munulo Juma, the great grandson of chief Luba in whose dominion (Busoga) and on whose orders Hannington was killed, met with chief Peter Mumia II, the great grandson to Paramount chief of the Wanga Kingdom Nabongo Mumia, who had given Hannington porters and guides to Kabaka Mwanga’s palace.

The paramount chief later allowed Bishop Hannington’s remains to be buried in his territory at the cost of his people.

During his visit to the shrine, Archbishop Sentamu commissioned the construction of the administration block of Bishop of York Bible College, Canterbury Square, Hannington Tabernacle Chapel and the York Gardens in Budimo.

Sentamu’s visit was crowned by the ecumenical service conducted by bishops Bogere Egesa and Obbo.

The head of the organising committee, Justice James Ogoola, said Archbishop Sentamu’s visit was not only a religious symbol, but a reconciliation ceremony between the people of Luba in Uganda and their counterparts from Mumias in western Kenya.

“I wanted to reconcile the descendants of the two dramatists in Hannington’s last days. One gave him escorts and guides, the other killed him. The two families met for the first time and I made sure I gave each of them a Lusamia Bible and asked them to shake hands as a sign of reconciliation,” Justice Ogoola, also the chairperson of the Uganda Judicial Commission, said.

The place was first dedicated by then Archbishop of Canterbury George Carey in 1998, as a Hannington shrine.

Chief Luba Munulo Juma in his remarks said: “I don’t feel guilty for what my great grandfather did, the bishop died because of his stubbornness before the cultural leader.”

Chief Peter Mumia II said Bishop Hannington was a Christian not an explorer, killed by those who did not understand him.

More developments

According to Justice Ogoola, plans are also underway to make the shrine a national pilgrimage for Christians to remember Bishop Hannington for his sacrifice for the new Christian faith that had just arrived in the middle of the continent of Africa during 1888.

hlubega@

ug.nationmedia.com

Nantaba wants elderly scheme probed

Outgoing Lands state minister Ida Nantaba (in gomesi) celebrates with the newly elected Kayunga speaker Saleh Balinsoni (2nd left) during the swearing in of district leaders for the Republican government of Uganda May 2016.

PHOTO BY FRED MUZAALE

By Fred Muzaale


Posted  Monday, May 30   2016

Kayunga. Outgoing Lands state minister Ida Nantaba has asked the Inspector General of Government to investigate how the outgoing Kayunga District leadership selected beneficiaries of the Senior Citizens Grant given to elderly persons.

Ms Nantaba, who is also the district Woman MP, claims the 100 elderly persons per sub-county in the district were selected based on sectarian and political grounds.

“It hurts me as a leader to find that more than 900 beneficiaries of the senior citizens’ grant in this district all come from the same area and are from almost one tribe. I ask the IGG to take interest in this matter and probe how these beneficiaries were selected,” Ms Nantaba said on Tuesday.

Take oath

This was during the swearing-in of the district LC5 chairperson, Mr Tom Sserwanga, and his councillors at Ntenjeru District headquarters.

The grant, one of the core components of the Social Assistance Grant for Empowerment, started in 2010 with financing by government and development partners.

Kayunga is among the districts where the programme will be rolled out during this financial year.

However, the Elderly and Disabled Affairs State minister, Mr Sulaiman Madada, dismissed the claims by Ms Nantaba, saying beneficiaries had been selected on merit.

The former district LC5 chairman, Mr Steven Dagada said: “The selection of beneficiaries was based on age, but also on who is in more need for assistance.”

fmuzaale@ug.

nationmedia.com

 

Omusolo ku ttaka lye Buganda ne bizimbe gwakwo-ngera ku nnyingiza ya Central Gavume
nti
 
Feb 17, 2015
BAMMEMBA ku lukiiko olufuzi olw’ekitongole ky’emisolo mu ggwnga (URA) bwe baabadde basisinkanye akakiiko ka palamenti akavunaanyizi
bwa ku byenfuna wabaddewo okugamba nti omusolo ddala mutono oguva mu byobulimu bw’ogeraagera
nya n’ensimbi eziva mu makubo amalala agayingiza ensimbi mu ggwanika ly’eggwanga.

Nzikiriza nti ensimbi entono eziyingira mu ggwanga zisobola okwongerwako singa tugaziya amakubo agayingiza. Nategeezezza olukiiko nti Uganda yeesinga okuyingiza ensimbi entono bw’ogigeraageranya n’amawanga amalala agali mu mukago gwa East Africa.

Singa ekirowoozo kyange kibeera kiguliddwa kisoboka gavumenti n’erifuula etteeka ne liyambako okugaziya amakubo mwe bayingiriza ensimbi mu ggwanika ly’eggwanga. Kyokka kino nsaba kimanyibwe nti kirowoozo kyange ng’omuntu, sinnaba kukyanjula eri gavumenti wadde minisitule y’ebyenfuna n’okuteekeratee

kera eggwanga.

Oluvannyuma lw’abantu ab’enjawulo okuwa endowooza zabwe ku nsonga eno ndowoozezza nti kyetaagisa okwongera okutangaaza ensonga eno ey’okuggya omusolo ku ttaka libeere nga waliwo emirimu egikolerwako oba nedda.

Ekiseera ekiyise Uganda eyongedde ku sente zeeyingiza nga tetunuulidde bagabi ba buyambi waakiri ebitundu 7 ku 100 buli mwaka gwa byansimbi  kyokka ekizibu kikyali nti emikisa egiriwo tegikozeseddwa kugafuula makubo agavaamu omusolo okwongera ku nnyigiza y’eggwanga.

Ekiseera kino sente eziva mu musolo ng’ozigeraagera

nyizza n’ennyingiza y’eggwanga yonna zeeyongedde nga kati ziri ebitundu 11.7 ku 100 mu mwaka gw’ebyensimbi 2013/2014 era sente zino ziri wansi bw’ogeraageranya n’amawanga agatwetoolodde wamu ne ku mutendera gw’ensi yonna.

Enkyukakyuka mu nnyingiza ebaddewo okuva mu mwaka gwa 2000/01 eraga nti ennyingiza y’eggwanga ekyali wansi bw’ogeraageranya n’omutindo gw’ensi yonna. Uganda eteekwa okwongeramu amaanyi ku musolo gw’esolooza munda mu ggwanga okugatta empungu eriwo wakati waayo n’amawanga amalala mu byensimbi bwetubeera nga tuli baakugenda mu masso nga tuvuganya.

Etundutundu lya 27.21 ku 100, ku byenfuna bya Uganda liva mu byabulimi ebikolerwa ku ttaka kyokka ekkowe lino livaamu omusolo mutono nnyo era wano wensinziira okuwa ekiteeso nti eggwanga liteekewo enkola ennambulukufu esobola okuteekawo omusolo omulambulukufu okuggya sente mu by’obulimi n’okussaawo omusolo ku ttaka.

Amakowe amalala agasaana okutunuulira mu mbeera eno kuliko: eby’okuzimba, ebyenjigiriza n’obusuubuzi bw’ettaka  kubanga ennyingiza yabyo eri wagguluko.

Enkola eriwo ewa amakubo gavumenti geetaddewo okuggya omusolo ku kkampuni ezisuubula ettaka n’amasomero g’obwannannyini era wano wensinziira okukidding’ana nti mu nkola yeemu n’ebyobulimi bitunuulirwe. Okulemwa okuggya omusolo ku nnyingiza mu byobulimi kiraga nti wakyaliwo obuzibu mu mitendera gy’okunoonya omusolo ekivaako okuyingiza sente entono mu ggwanga.

 Amawanga nga Denmark, Estonia, Chile ne South Africa zitumbudde nnyo omusolo ku byobulimi ne kiyambako okuyingiza sente mu gavumenti zabwe. Endowooza yange ng’omutuuze, nkiraba ng’okuggya omusolo ku ttaka kisobola okwongera enkulaakulana kubanga kijja kuwaliriza bannannyini ttaka okulikulaakulanya baleme kuliragajjalira.

Ndowooza nti kino ekirowooza gavumenti esobola okukigula n’ekiteekako amateeka agakifuga okusobola okwongera ku makubo mw’eggya omusolo. Amawanga mangi gavudde ku kusolooza obusuulu ne bateekawo emiwendo emirambulukufu ku musolo gwe baggya ku ttaka. Endowooza eno esobola okwongerwako n’ekulaakulanyizi

bwa gye bujja.

Biwandiikiddwa Gerald Ssendaula sentebe ku lukiiko olufuzi olwa Uganda Revenue Authority.


The government of Uganda has been found guilty of putting a 2009  curfew on the King of the State of Buganda. The case has taken the Ugandan Courts six years to come to an agreed judicial Judgement. 

President Yoweri Museveni (L) shaking hands with Buganda king Ronald Mwenda Mutebi at some function.

File photo

By Juliet Kigongo


Posted  Saturday, December 19  2015

KAMPALA, UGANDA.

The Constitutional Court has ruled that police was wrong to prevent the Kabaka of Buganda from visiting his subjects in Kayunga district on September 12, 2009.

In a majority ruling of three to two, Justices Remmy Kasule, Egonda–Ntende and Rubby Opio Aweri concurred with the four petitioners, all Buganda kingdom subjects, that it is everyone’s right to move freely, reside or settle in any part of the country. The judges concluded that the Kabaka was exercising his constitutional right of free movement.

“The role of the Uganda Police was to regulate and put in place security measures to ensure that both Baganda and the Banyala who had threatened to demonstrate over the said visit are safe,” the judges noted.

The judges ordered government to pay costs of the case to the petitioners. There is no compesation whatsover for those who lost their lives and property. Mr Edward Lugonvu, Dr Adam Kimala, Mr Charles Ssenkungu and Ms Saida Najjuka. However, two of the judges - Eldard Mwangusya and Prof Lillian Tibatemwa, dissented and agreed with the government that blocking the Kabaka’s visit was to ensure peace because there was imminent chaos.

jkigongo@ug.

nationmedia.

com

OMUZIRO:NKIMA

AKABBIRO

KAMUKUUKU

LU.

OMUTAKA

MUGEMA.

OBUTAKA

BBIRA.

ESSAZA

BUSIRO.

OMUBALA:

 Talya nkima

senya enku

twokye ennyama. Mugema bwafa tutekako mulala

OMUZIRO

NKULA.


KABBIRO

Obutiko bwa Nakasogolero.


OMUTAKA

MUWANGI.


OBUTAKA

LWENTUNGA


ESSAZA

BUDDU.


OMUBALA:

WANKULA SSEJJEMBE LIMU TAKYUKA


Obuvuna
nyizibwa ku kivundu ekiri e Muyenga
Kampala, Uganda.
 
Mar 22, 2015
 
Amazzi g’omwala
(omugga) gw’e Nakivubo mu bitundu by’e Bukasa, mu kiseera kino maddugavu bwe zzigizzigi 
 

Bya KIZITO MUSOKE


MINISITA omubeezi avunaanyizibwa ku butonde bw’ensi, Flavia Munaaba Nabugere, agenze buku¬birire e Muyenga awali ekivundu ekisaanikidde ekitundu n’atuula n’abakulembeze b’ekitundu ne bayisa amateeka amakakali aga¬naayamba okunogera ekizibu kino eddagala.

Olukiiko luno olwatudde ku Muyenga Community Hall, ku Lwokuna lwetabiddwaamu n’abakungu okuva mu bitongole nga KCCA, National Water n’ekya NEMA, ekivunaanyizibwa ku kukuuma obutonde bw’ensi.

Olukiiko lwakubiriziddwa, Yasin Omar, ssentebe wa LC 1, owa Muyenga Hill. Minisita yennyamidde olw’ebitongole bya gavu¬menti eby’enjawulo okuba nga biremeddwa okukolera awamu okulwanyisa abantu abazimba mu ntobazzi.

Yanenyezza KCCA okuwa abantu pulaani z’okuzimba mu ntobazzi. Minisitule y’ebyettaka y’efulumya ebyapa ku ttaka ly’entobazzi ate ekitongole kya NEMA kiwa abazimba ebbaluwa ezibakkiriza okuzimba mu nto¬bazzi kuno gattako ekitongole ky’amazzi ekya National Water, ekitafuddeeyo ku kukuuma ettaka eririna okulekebwayo nga tonanatuuka ku mazzi.

Abakulembeze ba LC okuva mu bitundu by’e Bugoloobi ne Bukasa ebisinze okukosebwa baategee¬zezza minisita nti wadde bulijjo embeera ebadde mbi, mu kiseera kino olw’okuba ng’omusana gwase nnyo, beesanze ng’amazzi tegakyasobola kutambuza bikyafu ebitambulira mu mwala ekivundu ne kyeyongera.

Ssentebe Yasin yagambye nti, baasazeewo okutandika kaweefube w’okuggya abantu mu ntobazzi gavumenti enaatandikira awo. Kaweefube waabwe ono baamutuumye ‘Bukasa - Bu¬goloobi Wetland Relocation.’

AMATEEKA GE BAAYISIZZA

1 Bannannyini mayumba agali mu ntobazzi bagenda kutandika okuwa omutemwa buli mwezi era ssente ze banaasonda, gavumenti kw’egenda okwongereza okugulira abatuuze bano ekifo ekirala gye banaasengukira.

2 Abakulembeze bagenda kukola ebikwekweto nju ku nju , nga bafuuza buli mutuuze alage kaabuyonjo ye. Abanaasangibwa nga tebalina, bagenda kuweebwa ebibonerezo omuli n’okugobwa ku kyalo.

3 Abalimira mu lutobazzi, balagiddwa okukuulayo ebirime byabwe mu bwangu.

4 Abazimba amayumba nga tegasussa ffuuti 200 okuva ku nnyanja, bayimirizibwe. Ate abazimba nga tebasussa mmita 100 okuva ku mwala gwa Nakivubo bayimirizibwe.

5 Aba LC tebagenda kuddamu kuteeka mukono ku ndagaano yonna egula mu ntobazzi. Ebyapa by’abo abaagula mu ntobazzi, minisita alabe nga bisazibwamu.

6 Minisita yalagidde ekitongole kya KCCA okuteekawo olusalosalo olwawula ekitundu ekitakkirizibwa kukoleramu kintu kyonna n’abantu kye bakkirizibwa okusengamu.

Minisita yagambye nti amateeka gano singa tegassibwa mu nkola, eggwanga lyolekedde okufuuka eddungu kubanga mu kiseera kino ennyanja evunze, nga yeetaaga okutaasa mu bwangu okusinziira ku mbeera y’omugga gw’e Nakivubo nga bwe guli. Kibi nyo okutabula amazzi amabi namalungi awamu.

Wakiso to demolish buildings without approved plans: 

Process. Wakiso District officials review a building plan. According to the district engineer, Mr Sam Mwesigwa, the district loses Shs3.7 billion in unapproved building plans. PHOTO BY JOSEPH KIGGUNDU 

5 December, 2018
By Joseph Kiggundu

Wakiso. Wakiso District authorities have given owners of buildings without approved construction plans up to three months to have them approved or the buildings be demolished.
The district engineer, Mr Sam Mwesigwa, said the three-month deadline became effective last month to allow authorities follow up their unapproved plans at the district. 
“According to our records the district has already recorded 578 buildings whose owners commenced construction works before their building plans were approved,” Mr Mwesigwa said in an interview with Daily Monitor last week.

He said the plans were submitted by architects who misled their clients to start construction before their plans were approved. 
According to Mr Mwesigwa, after the deadline, the old building plans will be cancelled and the applicants will submit fresh plans.
He said the district chief administrative officer, Mr Luke Lokuda, has written to all architects companies tasking their engineers to follow up all building plans submitted for approval and ensure they are approved as soon as possible.
“As local government we need development in our district but we also need taxes. That’s the reason our officers are giving more time to people to have their plans approved to save their buildings from demolition,” he said.

“We don’t need our people to lose their buildings/investments, that’s why the district placed adverts in Daily Monitor a few months ago to let the public know the status of such structures. We advertised more than 578 buildings which commenced without approved plans and we hope to pull them down if their owners and their architects fail to comply,” Mr Mwesigwa added. 
He said the illegal buildings have caused huge financial loss to the district.
“According to our records, the district is losing about Shs3.7 billion annually in unapproved building plans. So we have started an operation to track all engineers and locals who construct without approved plans,’ he said.

The district engineer revealed that between August and December 2017, Wakiso lost close to Shs200m to unscrupulous engineers who issue fake building plans to developers.
He said majority of the structures that lack approved building plans are in the new municipalities of Nansana, Kiira and Makindye/Ssabagabo while others are in Wakiso, Kyengera Town Council, Katabi, Kakiri and Masulita town councils.
Mr Mwesigwa said after the expiry of the ultimatum, the district will dispatch a team of field officers to ascertain whether developers have complied.

Recently, Mr Mwesigwa said the number of developers seeking approval of their building plans reduced by 30 per cent, blaming the decline on the increasing number of unscrupulous engineers. 
In 2017 about 20 people were arrested and some were prosecuted for issuing fake building plans to developers.

According to Mr Mwesigwa in the 2018/19 Financial Year, the district expects to collect more than Shs3 billion from approved building plans, but added that they are likely to raise half or less of the projected amount due to noncompliance by some developers.
The district physical planner, Ms Edith Nakatudde, said the process of reviewing and approving a building plan takes the district between two weeks and one month and Ms Nakatudde wondered why many developers do not want to follow the process.

The Wakiso District traders chairperson, Mr Vicent Kasozi, welcomed the decision to compel locals and businessmen to have their building plans approved but urged the district authorities to make the process swift. “We shall also help the district to sensitise our traders and locals about the advantages of approving their plans before commencement of construction,” Mr Kasozi said.

Getting a building plan approved
For commercial constructions such as storey-buildings and factories, besides the basic construction requirements, one must have an Environmental Impact Assessment certificate from National Environment Management Authority, a traffic impact studies certificate which evaluates the transportation impact of land development proposals, geological structure studies, clearance from the factory bodies, waste management proposals and engineering supervisory agreements as well as assessments.

For residential and other small buildings, one needs to prepare two copies of architectural plans, two copies of structural plans certified by either a registered engineer or an architect and genuine land title.

 

 

 

 

 

Kampala City Council Authority ereese amateeka amakakali ku bizimbe byo mukibuga Kampala wano e Buganda:

By Hannington Nkalubo

 

Added 10th July 2018

 

KCCA eyanjudde enteekateeka empya eri buli asuubira okuzimba ekizimbe mu Kampala naddala eky’obusuubuzi n’ekyusa kaadi kw’ebadde ekeberera abazimba oba bagoberedde amateeka.

 

Lima 703x422

Atwine ng’alaga ebipya bye baleetedde Bannakampala.

 

Etongozza kaadi empya kw’etadde amateeka amakakali agafuga abazimba mu Kampala era n’eteekako ebifo bisatu okuli nnannyini poloti w’assa omukono, kkampuni emuzimbira n’amukubidde pulaani y’ennyumba.

Akulira ekitongole ekitegekera ekibuga, Moses Atwine yategeezezza wiiki ewedde nti buli azimba ateekwa okukozesa bayinginiya abatendeke.

Yagambye nti buli kizimbe kiteekwa okubeerako pulaani eyisiddwa KCCA era ng’etimbiddwa ne ku kifo awazimbibwa ate nga n’ekifo kikubiddwaako ebbaati okutangira obubenje.

Yategeezezza nti buli pulaani egabibwa eteekwa obutasukka myezi 18 ng’okuzimba kutandise.

Ate abatandika ku bizimbe ne babikomya mu kkubo, KCCA ebawadde emyezi 30, bwe giggwaaako nnannyini kyo takkirizibwa kuddamu kuzimba nga tazzeeyo mu KCCA kuddamu kwekebejja pulaani.

Ssaako okussa paakingi ku buli kizimbe ky’obusuubuzi ekizimbibwa mu Kampala okuggyako nga KCCA esoose n’etunuulira ekifo ne pulaani okukakasa nti paakingi tegendako.

Nb

Omuganda yenna asanidde okutunulira World plane Radar engeri enyonyi eziri munsi zonna bwezitambula ekiro ne misana. Olunnaku olumu bweluti enyonyi ziringa 9 zokka ezibuka nokuggwa wano e Buganda. Ruanda ziwera 20. Heathrow ziri 8000.

 

Abakugu abakuba Plan ze bibuga ennaku zino ekibuga bakitwala nga kyabantu abakibeeramu nga bebananyini kibuga ekyo abayambibwa okukibeeramu obulungi kumulembe, nga bakoleramu emirimu nokukisulamu. Ate nokukigaggawaliramu. Era ne governmenti okukifunamu ekitiibwa kyobuntu bwensi yonna(Tourism etc). Waliwo nokukiyamba nensi endala ezikyagala okukulakulana kulwobulungi bwensi yonna eya Uganda ate nensi zonna nga bwolaba ekisaawe ky'Entebbe ate ne country to country trans trains ne buses ezitambuza abantu(abasabaze) emisana ne kiro.

 

Singa no nebibuga ebirala nga Mbarara, Jjinja, Arua ne Kabaale bwemutyo bwemutwala yo amateeka gano amalungi singa Uganda kakano erina ebibuga nga 5 ebiyitibwa International African Cities.

 

 

 

 

 

89.2